Ebitukwatako

Ffe baani

Yeffe ekitongole ekyobulimi nobulunzi ensi kyebadde nga erinze; kubba ffe tukwanaganya ebitongole byobulimi nobulunzi mu buli kanyomero mu buli ggwanga/ mu nsi yonna.

Tuli bakakafu era twekakasa nti tusobola okugenda nga tulondayo obutambi obwenkizo obukwata kubyobulimi nobulunzi okuva munsi ezenjawulo ate nga twekakasa nti obutambi buno busobola okukyusa nokwongera ku mutindo gwobulimi nobulunzi eri memba waffe.

Ekigendererwa ekiri emabega wenkola eno kwe kuleeta nnamungi wobutambi obwenjawulo awamu mukifo bulimulimi nomulunzi wasobola okubujja bwaba abwetaaze kubanga nomuganda agamba „Ndimugezi nga mubuliire“ nabwekityo buli mulimi bwagaziya okumanya ne NKULAKULANA.

EBIRUBIRIRWA

Ebiri emabega wa kaweefube ono byebino wamanga Okuwa omulimi nomulunzi engeri gyayinza okuddukanyaamu omulimu gwe obulingi.
Okwongera kubungi nomutindo gwe namakungula mu bulimi nobulinzi Okulinyisa ko nokutereeza ebyenfuna bya balimi nabalunzi awamu nenkulakulana yebitundu gyebawangaalira.

BIKI EKITONGOLE KYO BYEKIKOLAKO

Bakafulu baffe mukunonyereza, okusunsula awamu nokusengejja obutambi obukwata ku nnunda nenima eyomulembe mu nsi yonna mubwoleke ngabakwasaganya eddimo lino ku mutimbagano.

Bwebaba bakola eddimo lino bakyalirwako nebibinja ebiri ku mItimbagano nga youtube oba vimeo ewasangibwa okukubaganya ebirowoozo okwomuggundu awamu nokwolesa okukolebwa abalimi kubibanja bino nga byonna biri mubutambi.

Tusobola okuteesa saako okulungamya kwebyo ebiri mu butambi naye tetukyusa butambi obwo mungeri yonna kubanga etteeka litukugira.
Byetuba twongeddemu mu ngeri yokwongeramu omutindo bikolebwa mu bufunze era nag kiba kiba kitegerekeka bulungi nebwaba talabye katambi konna. Kino kibaawo era nga kyansonga oluusi nga nkuuma mutimbagano (data) aba aweddeko.
Memba yenna bwaba ayagalaokwerolera akatambi konna asobola okulungamizibwa munkola nendagiriro eyomutimbagano akatambi ako gyekaba kakolebwa.

Ppulojekiti eno okutambula obulungi ekitongole kiyambibwako bannamikago nga KENAFFUNYFA ne AHA ffe naabo wamu tuba nobusobozi obukusosotera ebiyidde.

Mubyensimbi tuyambibwako Federal Ministry for Economic Cooperation and Development (BMZ).

Foto: AHA / Ulrich Ernst