Okukozesa ekibanja kino

ENGERI YO KUKOZESA EKIBANJA KYO

Mu kanyomero ko (my account) ojja kusangayo okulungamizibwa ku ngeri gyosobola okukozesaamu enkuuma butambi (video library) eryekitongole kyo.

OKULABA NOKUSENGEKA OBUTAMBI.

Wano wojja okulabira nokusengeka obutambi kinna kimu bwewandirabye kati oba eddako okusinzira ku budde obunyunyutivu nemiganyulo ehiri mu butambi obwo okusinziira kunsengeka.

Bwoba oyagala okukyusa mu nsengeka oba okujjamu obutambi obumu okusinziira ku nsengeka; wetaaga kulamba obwo bwokka obwokujjamu nga weyambisa ssebiteeso (Bulk actions) ngoyita ku kapeesa nviira (delete) olwo osazeemu akatambi na byonna ebikogeddwako.
Memba waffe ngotongozeddwa okukozesa omukutu guno ogwe nkuma butambi oba waddembe okuwandiika kyonna kyowulira nga kyamakulu eri akatambi kooba olabye okusinziira kungerigyokaganyuddwamu.

Kyowandiise ku katambi ako kiwerezebwa butereevu nekikwasaganyizibwa nakatambi kekikwatako era nekiragibwa.

AKAWUNTI NE PAASI WAADI

Mungeri eno osobola okuyusa enkuuma byama (password) oba okusazaamu akawunti yo.
Enkuuma butambi eyekitongole kyo teyetaagisa sente ziddukanya mutimbagano nolwekyo osobola okuba omumativu nti buli kyolabye nekyokoze tekisobola kuwanyisiganyizibwa mungeri ndala yonna.