Ensigo eziriko obubalabala ziba ndwadde era ziyinza okuviirako okufunamu ekitono , n‘olwekyo kirungi okuzaawula ku nsigo enamu.
Okubeera n‘ensigo ennungi nga nnyonjo kigya kuyamba okufuna amakungula amalungi. Kyangu nnyo okwawula ensigo eziriko obubalabala n‘ensigo ezirumbiddwa obuwuka. Ez‘obubalabala ziriko amabala kuzo ate ezirumbiddwa obulwadde ziba n‘obutuli kuzo.
Okulongoosa ensigo.
Amabala gaba galina obuwuka obwekwese, era zisobola okwonoona eyo mu maaso. Tezisobola kujibwamu nakuwewa oba nakuzilengeza mu mazzi, kubanga ziba zizitowa ng‘enamu. n‘olwekyo olina ozijjamu n‘engalo.
Saba obuyambi okuva eri famile yo yonna. Kinno kkiyamba okola okola emulimu mu kaseera akampi ate era kiwumuza n‘okunnyuma. Omulimu gusaanidde kubanga ofuna sente nyingi olw‘okulongosa ensigo ku katale n‘ennimiro yo ejja kulongoka.
Tandika okusimba n‘ensigo ntono enamu nga nnyonjo.. Olumala okujjamu amakungula amalungi ,kuzo osobbola okugatako ensigo endaala ezitukula nodamu n‘osiga nate mu nnimiro yo yonna .Osobola okulongoosa kirogulaamu emu emu ey‘ensigo n‘ozisiga mu biffo eby‘enjawulo mu nnimiro. Woba omazze okukungula , ensigo zinno zijja kwanguyira okulongoosebwa ng‘oziwewa.
Mu kirogulamu emu ey‘ensigo enamu nga nnyonjo osobola okufunamu ensigo endala wezityo nga nnyingi.