Endabirila y‘omubutiti kwekugoberera ebikolebwa mu biseera by‘obutiti okukuuma ente z‘amatta okuva eri obunyogovu.
Obunyogovu mubifo ebisolo webiwumulira buziretera ekabyoekivaako okwesaala kubizivaamu era nokwongera omuwendo gw‘obuyana oguffa ekivirako okufirwa ekinene ku mafaamu, nolwekyo kyetaagisa okukakasa nti otekaawo embeera esobola okukuuma obulamu bw‘ensolo mu biseera by‘obutiti.
Ebikolebwa okukuuma ebbugumu.
Kakasa nti buli kasera enyumba y‘ebisoslo ebikidwa nga okozesa ebintu nga ekutiya n‘amatundubaali okuyiita mu biseera by‘obutiti.
Okwongerako, ensolo ziwe ebisubi ebitemeteme nobusubi bwoku muceere nga bitabudwaamu ebirungo kubanga bino biyamba ebisolo okukola ebbugumu mu mubiri wamu n‘amaanyi
Okweyongerayo, ensolo ziwe omunyo omutabule kubanga gukiyamaba okulwanisa obunyogovu
Ate era ofunire obuyana ebivaamu ebbugumu ebirala mu budde bw‘ekiro okugeza etaala okukendeeza kubiva mubunyogovu.
Nekisembayo ensolo ozaalire wansi naddala obuyana okukendeeza okukosebwa okuva ku bunyogovu mu nsolo