»Obutaffaali obuteekebwa mu bimera obusalawo ku nneeyisa yaabyo n‘ebigimusa emizabbiibu«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=tm-9WiSLeIo

Ebbanga: 

00:06:36

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2014

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Shramajeevi TV
»«

Olw‘okuba ekibala ekirimu ekiriisa, omutindo n‘obungi bw‘emizabbiibu egirimibwa bisinziira ku kika n‘omutendera gwa tekinologiya ogukozeseddwa okugoberera ennima entuufu.

Mu kukozesa obutaffaali obuteekebwa mu birime, omuntu alina okuba omwegendereza ku mutendera gw‘okubuteekamu n‘obungi bwabwo. Weewale okumenyeka kw‘amaaso ng‘osiiga ekipimo kya bitundu 2% eby‘ekirungo kya hydrogen cyanamide ku miti gy‘emizabbiibu. Obutaffaali obuteekebwa mu birime bwonna buteekebwamu n‘enkola y‘okufuuyira.

Okuteekamu obutaffaali

Ekintabuli ky‘obutaffaali kiteekebwa ku maaso asatu agasembayo nga weeyambisa pamba wabula enkula y‘ekirime okutuuka ku kumulisa ekuumibwa ng‘okozesa ekirungo kya cycocel ekyongera ku mikisa gy‘amaaso okuba amagimu. Gibberellic acid akendeeza ku bungi bw‘ebikoola era awanvuya ebibala n‘ebirimba n‘obutaffaali obuteekebwa mu birime nga combine, B.A,, CCPU bwongera ku bunene bw‘ebibala.

Okufaananako kozesa ekirungo kya CCC era osalewo obungi bw‘ebimuli ebisigalako era okozese akataffaali ka GA3 hormone emirundi esatu. Tokozesa kataffaali ka GA3 singa embeera y‘obudde eba ya kiddedde kubanga ebikoola gyebikoma okuvaako ebikoola kikosa amakungula. Tokozesa kataffaali ka GA3 mu mutendera gw‘okumulisa gwonna. Tabika obutaffaali omwezi gumu nga tonnakungula era okuziyiza ebisigalira by‘ebiragalalagala mu bibala. Obutaffaali bwonna buteekebwamu n‘enkola y‘okufuuyira.

Okuteekamu ebigimusa

Obwetaavu bw‘ebirungo businziira ku bika by‘ebibala, ebika by‘ettaka, embeera y‘obudde wabula okusalawo okuteekamu ebirungo kisinziira ku ttaka, amazzi agali mu bikoola era mu kino weewale okumala gateekamu bigimusa. Okufuna ebirungo kusinga kubaawo singa ekigimusa kiteekebwamu mu kufukirira amazzi.

Okwongerezaako, ekirungo kya N kyongera ku kukula era bwe kiba mu bungi, ekirime kifuna ebimuli ekyo ne kyongera ku bungi bw‘ebirimba. Ekirungo kya P kikozesebwa ku kufuluma kw‘amaaso g‘ebimuli wabula ekirungo kya potash kiyamba mu kumulisa n‘okwongera ku mutindo gw‘ebibala. Okukozesa ennyo ekirungo ekimu kikosa okuyingizibwa kw‘ebirungo ebirala.

Okufuna kw‘ebigimusa mu birime kusingako nga biteekeddwa fuuti bbiri okuva ku muti gw‘emizabbiibu. Okukozesa ekirungo kya N mu ngeri ya Ca, ammonium nitrate oluvannyuma lw‘okusalira ne urea bikubirizibwa. Wabula, weewale ekirungo kya ammonium sulphide kubanga kigatta olunnyo mu ttaka. Okufuluma kw‘amaaso kubaawo mu nnaku ana ku ana mu ttaano oluvannyuma lw‘okusalira era weekenneenye akatabi k‘ekikoola ku mutendera guno okumanya obungi bw‘ebirungo era ofune enkola z‘okutereezaamu.

Ekisembayo, okufukirira kusinziira ku kika ky‘ettaka, embeera y‘obudde n‘omutendera ekirime kwe kiri. Okufukirira ennyo kuleeta ebirwadde ku lususu lw‘ebirime.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:30Mu kukozesa obutaffaali obuteekebwa mu birime, omuntu alina okuba omwegendereza ku mutendera gw‘okubuteekamu n‘obungi bwabwo.
00:3100:45Weewale okumenyeka kw‘amaaso ng‘osiiga ekipimo kya bitundu 2% eby‘ekirungo kya hydrogen cyanamide ku miti gy‘emizabbiibu.
00:4600:52Ekintabuli ky‘obutaffaali kiteekebwa ku maaso asatu agasembayo nga weeyambisa pamba.
00:5301:23Okukozesa ekirungo kya cycocel kikuuma okukula kw‘ekirime.
01:2402:02Kozesa ekirungo kya CCC era osalewo obungi bw‘ebimuli ebisigalako era okozese akataffaali ka GA3 hormone emirundi esatu.
02:0302:15Tokozesa kataffaali ka GA3 singa embeera y‘obudde eba ya kiddedde mu mutendera gw‘okumulisa gwonna.
02:1602:21Gatta akataffaali mu mwenge era otabule n‘ekirungo kya GA3 era obiteekemu wamu.
02:2203:06Lekera awo okukozesa obutaffaali omwezi gumu nga tonnakunguka era obutaffaali bwonna buteekebwamu n‘enkola y‘okufuuyira.
03:0703:17Obwetaavu bw‘ebirungo businziira ku bika by‘ebibala, ebika by‘ettaka, embeera y‘obudde, omutindo gw‘amazzi n‘obukulu bw‘omuzabbiibu.
03:1803:25Okusalawo okuteekamu ebirungo kisinziira ku ttaka, amazzi agali mu bikoola.
03:2603:31Okufuna ebirungo kusinga kubaawo singa ekigimusa kiteekebwamu mu kufukirira amazzi.
03:3203:55Ekirungo kya N kyongera ku kukula, ekirungo kya P kikozesebwa ku kufuluma kw‘amaaso g‘ebimuli wabula ekirungo kya potash kiyamba mu kumulisa.
03:5604:14Okufuna kw‘ebigimusa mu birime kusingako nga biteekeddwa fuuti bbiri okuva ku muti gw‘emizabbiibu.
04:1504:34Okukozesa ekirungo kya N mu ngeri ya Ca, ammonium nitrate oluvannyuma lw‘okusalira.
04:3504:40Okufuluma kw‘amaaso kubaawo mu nnaku ana ku ana mu ttaano oluvannyuma lw‘okusalira.
04:4104:51Weekenneenye akatabi k‘ekikoola ku mutendera guno okumanya obungi bw‘ebirungo.
04:5205:06Funa enkola z‘okutereezaamu.
05:0705:19Okufukirira kusinziira ku kika ky‘ettaka, embeera y‘obudde n‘omutendera ekirime kwe kiri.
05:2006:19Okufukirira kw‘amatondo kunsingako okusobozesa amazzi okusaasaana obulungi.
06:2006:36Ekifunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *