»Ebiteekeddwa okubeera ku kiyumba omulundirwa ensolo eky‘omutindo n‘ebyetaagisa okukitandika.«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=sw_5U9TdEok

Ebbanga: 

00:13:05

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Hamiisi Semanda
»by hamiisi semanda +256773343283 www.hamfarmug.com«

Ekiyumba omulundirwa ensolo kirimu ebintu bingi omuli okufuuyira ekifo, ensolo weziteekebwa nga tezinafuuyirwa ne walundirwa.

Ekiyumba omulundirwakisobola okukolebwa mu bintu ebya bulijjo. Mu ngeri eno, ensolo ziriisibwa nnyo okusobola okukuuma obuzito bwazo. Ekiyumba omulundirwa ensolo kibeerako ewayingirirwa nga wasobola okutuusa ku kifo ewakunganyirizibwa ate ekifo kino kyo kirina okutuusa ku kifo weziteekebwa nga tezinafuuyirwa olwo nekituusa weba zipimira.

Endabirira y‘ebisolo.

Nga bamaze okubima ensolo, zigabanyizibwa okusinziira ku buzito. Okusobola okwanguya okukola emirimu n‘endabirira ennungi,kakasa nti ebyo byonna ebyetaagisa okukola ekiyumba omulundirwa bikwataganye . Mu kiyumba omulundirwa ensolo mubamu ekifo aw‘okuliira, wezinywera mpozzi ne ziwummulira.

Mu kiyumba omulundirwa, ensolo zisobola okulya ku muddo ogutemeddwa okuva mu kasooli , omuwemba na kaloddo. Omuwembe gulina ekirungo ekizimba omubiri era kiyamba mu kizimba emisuwa wabula ate kasooli alimu ekirungo ekiwa amaanyi era kiwa ensolo amaanyi.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:00Ekiyumba omulundirwa mulina okubaamu ekifo awafuuyirwa, awateekebwa nga tezinafuuyirwa, n‘ekifo weziriira.
01:0103:45Ekifo ewalundirwa walina okubaawo ewayingirwa nga watuusa ku kifo ewakunganyiriza ne weziteekebwateekwa nga tezinafuuyirwa ekikutuusa ku webazipimira.
03:4604:14Nga zimaze okupimibwa, bazigabanya okusinzira ku buzito bwazo.
04:1504:37Okwanguyizibwa ebikolebwa ebyetaagisa byonna bikwataganye
04:3807:45Nga zimaze okupimibwa, ensolo zigenda ewa fuuyibwa oba weziriira.
07:4608:45Mu kifo weziriira wabeerawo mwe ziriira, zinywera ,ne weziwummulirira.
08:4612:55.Ensolo zisbola okulya ku muddo ogutemeteme.
12:5613:05Okumaliriza

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *