Kulw‘okubeera emu ku bizibu ebisumbuwa obulunzi bwensolo, obulamu bw‘ensolo busalawo ku mutindo n‘obungi bw‘ebiva munsolo.
Obulwadde bwa Bovine obw‘amawugwe bwebukyaasinze okutta obuyana obuli wagulu wa ssabiiti esatu era nga kyekirwadde ekisinga ebeeyi abasubuzi kyebalwaanyisa ku ma lundiro gaabwe oba endiisa era kino kifuula eby‘obulunzi okusoomooza.
Okulw‘anyisa obulwadde
Nga obuwuka obuleeta ekirwadde kya mannheimia haemolytica kigenda munyindo z‘obuyana oluvanyuma nga z‘akazaalibwa era nebuwamba ebituli byenyindo, ekabiriro wamu n‘okukwatibwa kwekirwadde kikosa ekitundu ky‘amawugwe era okulumbibwa kuno kuleetera ekirwadde kya mannheimia haemolytica okulumba amawugwe era nekisaasaana mangu ddala. Kino kisikiriza obuwuka bwa macrophages ne neutrophils okutambula mu mawugwe nebulya obuwuka bwa bacteria.
Mungeri yemu, okukula kw‘ekirwadde kya mannheimia haemolytica kizaala obuwuka bwa leukotoxins obw‘ekubisaamu nebutta obuwuka bwa macrophages ne neutrophils. Obuwuka bwa macrophages ne neutrophils obusaanyiziddawaawo bufulumya ekirungo kya enzymes ekikozesebwa okutta obuwuka bwa bacteria era ne enzymes ezikoleddwa zikosa amawugwe ekivirako obulwadde bwa pneumonia.
Obuwuka bwa Bacterins butibwa kubanga bulimu obuwuka bwa bacterial surface antigen ekiretera omubiri okufulumya obutafaali era okukwatibwa kwekiradde bwekibaawo, obutafaali bw‘omubiri bumanya obuwuka bwa antigens ku lususu lwa bacteria surface. Obutafaali bw‘omubiri bw‘egata ne antigens wamu ne macrophages era ne neutrophils okulya obuwuka bwa bacteria.
Mukw‘eyongerayo obuwuka bwa bacteria tebw‘ongera ku kuzaalibwa kwa leukotoxins okumalamu amaanyi g‘obutafaali bw‘omubiri era nga ekiviiramu obuwuka bwa bacteria buyinza obutasobola kutaasa kisolo eri obulabe obuleetedwa leukotoxins. Eddagala lya Presponse SQ lisangibwaamu byombi bacteria za leukotoxin- ezimalamu obutafaali amaanyi ekiziyiza ekikolwa ky‘okusaanawo kwa leukotoxins nekiriza obuwuka bwa macrophages okulya n‘okusaanyawo obulwadde bwa mannheimia haemolytica okukendeeza obulabe bw‘amawugwe.
Ekisembayo eddagala lya Presponse SQ telisangibwaamu cells oba obufunfugu ekiziyiza akabi akava ku ddagala erigema. Londa eddagala ery‘okugema ery‘esigika eriyamba ente era n‘okuzuukusa obusobozi bw‘azo obupya eri ekirungo eky‘enjawulo ekya adjuvant.