»Okutandika omulimu ogw‘amagoba– Engeri Yokutandiak Omulimu gw‘amagoba Faamu y‘ente z‘amata n‘endabirira ya faamu y‘ente z‘amata«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=9c_qC5LKz5s

Ebbanga: 

00:06:14

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2017

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Business Ideas English
»Starting a Business Dairy Farm. How to Start a Business Dairy Cow Farm Management. Okutandika omulimu ogw‘okulunda ente z‘amata– Engeri Yokutandika Omulimu gw‘amagoba. Endabirira ya faamu y‘ente z‘amata«

Kubanga kirungi okusigamu sente, okulunda ente z‘amata omutindo n‘obungi bisinzira ku mutendera n‘ekika kya tekinologiya akozesebwa.

Mu bulunzi bw‘ente z‘amata, amata n‘ebigavaamu biyayanirwa nyo okwetolola ensi era okutandika okulunda ente z‘amata okozeseza bantu b‘awaka. Okulunda ente z‘amata kuyinza okuwa sente ddala wamu n‘emirimu egisasula abatalina byakola.

Endabirira y‘ente z‘amata

Nga olabirira ente z‘amata ente zetaaga ekifo ekigazi munda mu kiralo okusinzira ku kika ky‘ente naye nga zitera kubeera fuuti 1 ku 1 bwewaba wetadde era fuuti 40 ku 40 munda mu kiralo buli nte. Kola emiwatwa egy‘empweo era okakase nti empewo n‘ekitangala biyingira bulungi mu kiralo.

Mungeri yemu, ziwe emere erimu ebiriisa okusobola okukula obulungi nga namu bulungi. Ziriise omuddo, ebisagazi okutukiriza obwetaavu bw‘omubiri wamu nokufuna amata amangi. Ente ziwe amazzi agamala kubanga ente ez‘amata zetaaga liita 5 ez‘amazzi okukola liita 1 ey‘amata.

Labirira bulungi ente nga oziwa emere eyekiriisa n‘amazzi amayonjo agamala. Zigemese mu budde, okuume ekiralo nga kiyonjo era ente ozinaazdnga oluberera era funa akalobo n‘ekifo ebiyonjo omukamirwa nga okozesa ebyuma oba emikolo.

Okwongerako, kola entekateka y‘okutunda nga tonatandiika faamu y‘ente z‘amata era ozirabirire bulungi. Lambulako abalunzi abalala abali mu kitundu okuyiga obukodyo obupya era n‘engeri z‘okukuza ente.

Ekisembayo, webuuze ku basawo b‘ebisolo era ofune abakozi abakugu ku faamu okusobola okufuna amata amangi.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:21Ente z‘amata, n‘ebigavaamu biyayanirwa nyo okwetolola ensi.
00:2200:35Tandika okulunda ente z‘amata nga okozeseza bantu b‘awaka.
00:3600:48Okulunda ente z‘amata kuyinza okuwa sente ddala wamu n‘emirimu.
00:4901:06Ente ziwe ekifo ekigazi munda mu kiralo okusinzira ku kika ky‘ente.
01:0701:46Kola emiwatwa egy‘empweo era oziwe emere erimu ebiriisa.
01:4703:02Ziriise omuddo, ebisagazi era oziwe amazzi amayonjo agamala.
03:0303:36Zigemese mu budde, okuume ekiralo nga kiyonjo era ente ozinazenga oluberera.
03:3704:23Funa akalobo n‘ekifo omukamirwa nga okozesa ebyuma oba emikolo.
04:2405:19Noonaya akatale nga tonatandiika faamu y‘ente z‘amata era ozirabirire bulungi.
05:2005:44Webuuze ku basawo b‘ebisolo era ofune abakozi abakugu ku faamu.
05:4506:14Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *