»Endwadde z‘ebinyonyi ebirundibwa zi namutta, ebizireeta n‘engeri yokuzewalamu«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=owur0oGa-5Y

Ebbanga: 

00:08:56

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

AIM Agriculture
»Mu ngeri enyangu, obulwadde y‘embeera etali yabulijjo eva ku kukwatibwa obuwuka, obunafu, oba embeera ey‘ekabyo. Obulwadde butumibwa okuva ku bubonero. Eddwade ziremesa ebisolo ebirwadde obutakola nga bwebirina okubeera.«

N‘ebinyonyi ebiva mu bika ebigumu ennyo nga bisula bulungi tebisobola kukula nebibiika bulungi bwebiba nga bikwatibwa endwadde oba nga biri awali obuwuka ebibinyunyunta.

Endwadde ziretebwa ebbula lyebiriisa bya vitamini ne minerals, okulya emere erimu ebintu ebyobulabe okugeza obutwa, okufuna ebiwundu nga kiva ku mbeera ezetolodde embi ennyo okugeza ebinyonyi okwokyebwa omuliro, wamu nebyo ebibiywamu omusaayi munda n‘ekungulu. Ebinyunyunsi by‘omusaayi ebimanyikidwa ennyo mulimu ensekere ku lususu saako n‘enjoka mu byenda.

Endwadde eziyita mu buwuka obutono ennyo

Endwadde zino ziretebwa obuwuka bu bacteria, viruses, plasmodia, fungi ne protozoa. Eddagala eritta obuwuka (antibiotics) n‘eddagala eddalatebivumula ndwadde eziyita mu mpewo naye lisobola okujjanjaba endwadde eziva ku bulwadde obwo. Engeri esiinga obulungi okuzijjanjaba kwekuuma obuyonjo, okutekawo ekkomo ku ntambula, wamu n‘okugemesa.

Wali ebbika by‘eddagala (antibiotics) elyenjawulo eriwonyeza ddala endwadde eziretebwa bacteria wabula obuyonjo n‘ekkomo ku kutambula bikulu nnyo mu kulwanyisa endwadde eziretebwa bacteria.

Akawuka ka Mycoplasmas okusinga kaleeta obulwadde bwa mycoplasmosis oba obulwadde bwamawugwe obwolukonvuba. Buno oluusi buwona nga okozeseza antibiotics, ekkomo ku kutambula wamu nobuyonjo bitekawo ekkomo.

Akawuka ka Fungi kakosa ebinyonyi bwebiba biridde emmere erimu obuwuka buno obugiwumbisa singa ebbeera erekebwa amanyogovu.

Okwewala endwadde

Okwewala endwadde kulimu okuteeka ekkomo ku kutambula, obuyonjo onulungi, okugema mu budde, okozesa entekeka eyokujjanja endwadde (prophyaxis) wamu nokuzekanyanga oluberera.

Ebiretera ebinyonyi okukwatibwa endwadde amangu mulimu obuzalirwana, obulwadde obwali bubikutteko, ekkabyo wamu n‘obunafu bwabairikale b‘omubiri.

Obulwadde buyinza okuba obujjanjabika nga buno bubeera n‘obubonero bwobulwadde wamu n‘obwo obutalaga bubonero bwa bulwadde.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:34Embiika/ ebiva mu binyonyi bikendeera nbwebiba biva mu lunyiriri olulungi.
00:3502:05Ebisinga okutambuza obulwadde buwuka.
02:0602:35Endwadde eziyita mu buwuka zezisinga okuba entemu ennyo.
02:3602:44Obuwuka obuvaako endwadde ezikwata ennyo.
02:4503:37Antibiotics n‘eddagala edddala tebiwonya ndwadde ziyita mu mpewo.
03:3804:03Antibiotics zikola nnyo ku bulwadde obuletebwa bacteria.
04:0405:05Akawuka ka Mycoplasmas okusinga kaleeta obulwadde bwamawugwe obwolukonvuba.
05:0605:30Kakosa ebinyonyi bwebiba biridde emmere erimu obuwuka bwa fungi.
05:3106:19Emitendera gy‘okujjanjaba endwadde.
06:2007:54Ebivirako ebonyonyi okukwatibwa obulwadde.
07:5508:53Obuwuka busobola okulaga obubonero oba obutalaga.
08:5408:56Okufundira

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *