Eby’okwekuuma ku faamu okuva mu kibiina kya NFU: Enkwaata y’ebisolo

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=xh2-uwlWARA

Ebbanga: 

00:04:18

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

National Farmers Union
»Bw'oba okola ku faamu, oyina okwegendereza nga emize emibi tegigya okusobola okufuula enkolayo ey'emirimu ey'obulabe. Wamanga zezimu kunkola ennungi gwe nebokola nabo nga nga mukw'asaganya ebisolo, nebweziba mbizzi, endiga, embuzi oba ente.«
Ekwaata y’ebisolo esaanide yankizo nnyo mubulunzi bw’ebisolo. Kino kisalawo kumutindo n’obungi bwebiva mu bisolo ku faamu.
Kulw’okubeera ebisolo n’eneyisa y’obulunzi, ente ziyina okutwaalibwa mukisibo awatali kulekaana wamu n’okugatta en’eyisa y’abalaalo ey’omukwano nembeera z’ensolo yengeri esinga. Naye ate nga oli muggana, tewesiganga ssedume.

Endabirira y’ebisolo

Ente ekubeera ekitundutundu ku bisolo, zisobola okubuzaabuzibwa byeziraba nga bitambula, zitwaala ekiseera kiwanvu okwekeneenya byezirabye ate era teziraba bulungi biziri wansi era ekisikirize ekiziyivu kisobola okulabika nga ekinya ekiwanvu gyeziri. ebanga kyeky’okwewumuzaamu kw’ebisolo eriyinza okubeera mubuwanvu bwa fuuti 5-25.
Mungeri yeemu, ebanga lyeyongera bweziba zufulumye mu maas, nga nsanyufu ate era likendeera ensolo bweziba nga zisimbye olunyiriri. Ensolo zitambula bulungi bwekitwaala kunkomerero lyebanga mwez’eyagalira era okusembera nnyo mu banga ly’azo munda kiretera ensolo okutya. Kyangu okutambuza ensolo mu bibinja kuly’eneyisa y’omuggana.
Mukw’eyongerayo, ekitundu kw’okwenkanankana kwekisolo kiri kumbi n’ekibegabega ekyaddyo era beera nga omanyi wa ssedume waali nga oli mukisibo nazo. Mukole abantu babiri mu kisibo era buli omu alabirize munne ate era n’ekisembayo bulijo beera nekubo ely’okuddukiramu nga okola ku kisibo omuli ssedume. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:40Ente nsolo eririna en'eyisa mukulunda.
00:4100:54Mpola mpola twala ente mukisibo nga tolekaana.
00:5501:01Okugatta empisa ez'omukwano wamu n'ezo ez'ebisolo ky'ekintu ekisinga.
01:0201:33Ente zisobola okusanyizibwaawo bweziba zirabye era zitwaala ekiseera kingi okw'ekeneenya byeziraba.
01:3401:43Teziraba bulungi biziri wansi era ebisiikirize ebikwaafu biyinza okulabika nga ekinnya ekiwanvu gyeziri.
01:4401:56Ebanga ery'etolode ensolo lyebanda ensolo mwey'ewumulizaamu era lisobola okubeera fuuti 5-25.
01:5702:03Ebanga erizeetolode mwezeyagalira ly'eyongera nga zivudde mumaaso wamu nga nsanyufu.
02:0402:08Ebanga lino likendeera ensolo nga zitambulira mu lunyiriri.
02:0902:15Ente zitambula bulungi nga zitwaalidwa kunsonda y'ebanga mwezeyagalira.
02:1602:43Okusembera ekisuse munda webanga mwez'eyagalira kiretera ensolo okutya.
02:4402:55Kyangu okutambuza ente mubibija olw'eneyisa y'amaggana.
02:5603:17Ekitundu kw'okwenkanankana kwekisolo kiri kumbi n'ekibegabega.
03:1803:34Bulijo beera nga omanyi ssedume waali nga oli mukisibo.
03:3503:39 bulijo beera nekubo ely'okuddukiramu nga okola ku kisibo omuli ssedume.
03:4004:18Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *