»Okulima muwogo kutaka ebbi«

0 / 5. 0

Ensibuko:

http://www.accessagriculture.org/growing-cassava-poor-soils

Ebbanga: 

00:17:50

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agro-insight, Ghent University
»Abalimi mu Cote d‘lvoire balaga engeri gye bongera kukubala kwamuwogo mu ttaka .Waliwo ebintu bitaano eby‘okukola ;Weeyambise ebika byamuwogo ebigumira endwadde nga cassava mosaic virus ;Ssaako ebigimusa eby‘obutonde ,Weeyambise ebipimo bitonotono eby‘ebigimusa ebizungu ;Simba ebimera ebigatta nitrogen mu ttaka wakati mumuwogo ;Simba muwogo mulayini olekewo amabanga agamala wakati mulayini.«

Muwogo kyangu okula singa abeera alimiddwa kuttaka ebbi. Waliwo enkola nnyingi okwongera ku kubala kwamuwogo ate noyongera ne kubugimu bwettaka.

Muwogo engeri gyayina starch omungi ne Proteins omutono asobola okugumira ekyeya. Bwakungulwa nga tannakula kikendeeza amagoba era ne starch abeera mutono.

Enkula ya muwogo

Oluvannyuma lwokusimba, emirandira gyamuwogo gikula gisobole okusika amazzi n‘ebiriisa. Ebikoola bivaayo bisike omusana. Ku wiiki 2-3 emirandira gigejja era starch asinga kuba mungi mu mirandira oluvannyuma lwe myezi 8-12.

Okwongera ku kubala

Simba muwogo agumira endwadde n‘ekyeya ate ng‘abala nnyo. Kulw‘okwongera kukubala ssa kumuwogo obusa obuluddewo ne nnakavundira mumuwogo.

Okwo gwo‘gatta ebigimusa ebizungu mubipimo ebitonotono okwongera ku bugimu bwettaka, tabika mu muwogo ebimera obigatta nitrogen muttaka kyongere ku bugimu bw‘ettaka bisale nekukumera kw‘omuddo. N‘ekisembayo ffa ku ngeri y‘okusimba ekimera kikule bulungi oyongere n‘ekunnyingiza.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0002:08Eminwe gyamuwogo gibeeramu starch era alimwa okufuna mmere. Agumira ekyeya ne ttaka ebbi.
02:0903:20Muwogo bwakungulwa nga bukyali ajja kuzza amagoba matono ne starch ajja kubamu mutono.
03:2103:34Engeri muwogo gyakulamu.
03:3504:30Oluvannyuma lw‘okusimba emirandira gyebbali gimera n‘ebikoola n‘ebivaayo.
04:3104:38Ku myezi 2-3 emirandira emirungi gitandika okugejja.
04:3904:59Wakati w‘emyezi 8-12 muwogo afuna ekirungo kya starch.
05:0006:14Engeri y‘okwongera ku kubala kwamuwogo n‘obugimu bwettaka.
06:1508:38Simba ebika byamuwogo ebigumira ekyeya, endwadde ate nga bibala nnyo.
08:3910:59Weeyambise obusa obuluddewo oba nnakavundira mulayini ng‘osimba oba ng‘o simba oba ng‘omaze okusimba muwogo.
11:0011:44Weeyambise era ofuuyire ebigimusa ebizungu ebitonotono.
11 :4513:35Tabika ebimera ebigatta nitrogen mutattaka oluvannyuma lwa wiiki 4-6 ng‘omaze okusimba muwogo.
13:3616:05Terezaamu amabanga mwosimbira.
16:0617:50Okufundikira

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *