» Engeri y‘okukomola amayembe ku buyana«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=meUjohAHTas&t=99s

Ebbanga: 

00:03:40

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Digital Agriculture
» Akatambi kano kalimu obulungi obuli mu kukomola amayembe, ebyetagiisa, engeri yokukomolamu n‘endabirila eyekikugu eri obuyana obukomoledwa.«

Okukomola amayembe kikolwa kirungi mu balunzi era balina okulemera ku nunda efuna kuba ekyokukola kyangu okuyiga.

Okugatako, okukomola amayembe mu buyana y‘engeri gyebaziyiza amayembe nga gakyali mato okukula ku bisolo. Ebisolo ebisaleko amayembe bibeera nebirungi bingi, okugeza ensolo zetaaga awantu watonoko, ebisolo tebyeyuza maliba, kyangu okutambuza ebisolo.

Emitendera gy‘okusalamu amayembe

Tandika nga omwa obwoya obwetolodde ejjembe.

Olwo nobwegendereza oteeke ekisala wansi wejjembe weritandikira okumala obutikitki 10 okutta olulimi lw‘ejjembe.

Okwongerako ekyo kyenyini kidemu ku jjembe elyokubiri.

Okugatako, ku kiwundu tekako ebizigo ebiziyiza okuvunda

Nekisembayo wekebejjenga era ojjanjabe ebwa buli kade okwewala okuvunda.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:18stage.Okukonya amayembe mu buyana kuberamu okuziyiza amayembe nga gakyali mato.
00:1900:27Sala/mwa obwoya obwetolodde ejjembe.
00:2801:00Nobwegendereza oteeke ekisala wansi wejjembe weritandikira okumala obutikitki 10
01:0102:00Ekyo kyenyini kidemu ku jjembe elyokubiri.
02:0102:57Ku kiwundu tekako ebizigo ebiziyiza okuvunda.
02:5803:40Wekebejjenga era ojjanjabe ebwa buli kade okwewala okuvunda

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *