Okukomola amayembe kikolwa kirungi mu balunzi era balina okulemera ku nunda efuna kuba ekyokukola kyangu okuyiga.
Okugatako, okukomola amayembe mu buyana y‘engeri gyebaziyiza amayembe nga gakyali mato okukula ku bisolo. Ebisolo ebisaleko amayembe bibeera nebirungi bingi, okugeza ensolo zetaaga awantu watonoko, ebisolo tebyeyuza maliba, kyangu okutambuza ebisolo.
Emitendera gy‘okusalamu amayembe
Tandika nga omwa obwoya obwetolodde ejjembe.
Olwo nobwegendereza oteeke ekisala wansi wejjembe weritandikira okumala obutikitki 10 okutta olulimi lw‘ejjembe.
Okwongerako ekyo kyenyini kidemu ku jjembe elyokubiri.
Okugatako, ku kiwundu tekako ebizigo ebiziyiza okuvunda
Nekisembayo wekebejjenga era ojjanjabe ebwa buli kade okwewala okuvunda.