»Endabirira y‘obubizzi obuto«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=efDTZzKxfzU

Ebbanga: 

00:03:24

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Ministry of Agriculture Land And Fisheries
»«

Olw‘okubeera nti omulimu guno gufuna kiralu mu by‘obulimi n‘obulunzi, omutindo n‘obungi bw‘ebintu ebiva mu kulunda embizzi ku salibwawo nnyo tekinologiya w‘okulunda aba akozeseddwa.

Nga bwe waliwo emitendera ena mu kuva mukuzaalibwa n‘okulabirira obubizzi obuto, omutendera ogusooka gwe gw‘okusalako ekundi n‘okuteekawo eddagalya ya ayoddini erikaza, omutendera ogw‘okubiri gwe gw‘okugyamu amannyo amasongovu, omutendera ogw‘okusatu gwe gw‘okigikuba empiso y‘eddagala mili liita emu eya iron dextran mu mubiri n‘omugembayo gwe gw‘okugiwa eddagala erigimusa/ erizimbulukusa omubiri.

Enkwatamu y‘obubizzi obuto

Ku mutendera ogusooka, Salako ekundi ly‘akabizzi akato era lekawo yinki bbiri olwo oteekeko eddagala lya ayoddini okuziyiza obuwuka obuleeta obulwadde okuyingira mu kabizzi akato n‘okuziyiza obulwadde obuleeta okukwata kw‘omusaayi mu nnyingo ekiviirako okuzimba kw‘ennyingo mu bubizzi obuto.

Mu ngeri y‘emu, kuula amannyo amasongovunga weyambisa ekyuma ekikuula okuziyiza obubenje ku bubizzi obulala ate olw‘okuba nti obubizzi obuto buzaalibwa nga tebulina kirungo ekikola omusaayi kimalama, bukube ekirungo kya mili liita emu eya dextran okwongera ku kirungo ekikola omusaayi mu mubiri.

Nekisembayo, obubizzi buwe mili liita bbiri eza eddagala/ ekirungo ekizimbulukusa omubiri okwongera ku birisa ne kirungo kya vitamiini mu bubizzi obuto.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:57Waliso emitendera ena mu kulabirira obubizzi okuva mu kuzaalibwa.
00:5801:01Omutendera ogusooka gwe gw‘okusalako ekundi nokuteekako eddagala erikaza erya Ayoddini.
01:0201:08Ogw‘okubiri gwe gw‘okukuula amannyo amasongovu n‘ogw‘okusatu kwe kuziwa eddagala lyekirungo ekikola omusaayi erya iron dextran.
01:0901:14Omutendera ogw‘okuna gwe gw‘okuziwa eddagala/ekirungo ekizimbulukusa omubiri.
01:1501:49Salako okundi ly‘obubizzi are lekawo yinki bbiri oteekewo eddagala lya Ayoddiini erikaza.
01:5002:21Kulamu amannyo amasongovu nga weyambisa ekyuma ekikuula .
02:2203:01Kuba eddagala lya iron dextran mu mubiri gw‘obubizzi obuto.
03:0203:17Wa eddagala/ekirungo ekizimbulukusa omubiri obubizzi obuto.
03:1803:24Ekifunze.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *