Kubera kuyayana kwa buli mulunzi wa nkoko z’enyama okukulira okumu. Kino bwatakifuna, omulunzi w’enkoko z’enyama afundikira afiridwa.
Okukula empola kiyinza okuva ku nsigo gyezisibuka. Kino kiyinza okutukawo mu biseera nga enjuba etondebwa nebika akarugo akaleeta okukula amangu mu nkoko z’enyama. Obuzibu buno tebujjanjabwa nolwekyo kakasa nti ofuna obukoko okuva abaluuza abesigika.
Ebiziyiza okukula ebirala
Okuzifutiika. Kino kizeretera okufuna obuyisayisa bungi wamu n’endwadde ekikosa enkula y’ebinyonyi mu ngeri embi okugeza okuzifutiika kuyinza okuziretera okwebojja ekivirako enafu obutalya nekikosa enkula yazo.Kino kisobola okwewalibwa nga eziwa empewo emara, ebiribwamu wamu n’ebinywerwamu ebimala.
Endabirira embi mu buluda: Enaku omusanvu esisooka, nga ozitekamu ebbugumu nkulu nnyo eri obukoko obuto. Weyambise enaku zino ezisooka okukula obulungi kubanga ensobi yona ekolebwa ku mere, okugema, ebbugumu tebikosa nkula yazo yoka naye nobulamu bwazo bwona.
Obutaba na byakuliramu n’okunyweramu ebimala. Okusobola okumatiza obukoko obuto obungi, buteremu ebirirwamu n’ebinywerwamu ebimala. Ebirirwamu n’omunywerwa biriranaganye era nga birabika.
OButaba na mere y’amutindo. Emere etabudwa nga omutindo mu birungo gwa wansi kivaako ebibala ebibi.
Ebiwuka ebinuuna omusayi. Bino bisobola okubera ku ngulu ku lususu oba munda . Bino bireeta ekabyo mu nkoko nezijja amanyi gazo ku kula nezida kukuuma obulamu.
Endwadde. Okuberawo kw’endwadde mu kisibo ky’enkoko kireeta okukula empola kubanga enkoko endwadde tezirya wamu nokunywa. WEwale endwadde nga ogemesa okuva eri endwadde ezaamyi nga Newcastle era okuume obuyonjo.