Okuwakisa mu ngeri etali ya butonde (AI)

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=KkT79NAw6kc

Ebbanga: 

00:13:46

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Digital Agriculture
» Olutambi luno lulimu okwanjula okutonotono ku migaso gyokuwakisa nga sikwa butonde, ebintu ebyetagisa, ozuula otya oluseke omubeera enkwanso wamu n'enkwata entuufu, engeri y'okunyogoza, engeri yokuteeka enkwanso mu busekemu kamundu akawakisa, okutekateka ensolo enkazi okusala, okuwakisa okutuufu wamu nokumasaginga obukyala okusobola okuwaka obulungi.«

Okuwakisa okutali kwa butonde (AI) ye ngeri enkwanso gyezitekebwa mu bukyala bw’ensolo enkazi nga okozesesa ebyuma. 

AI eyamba okuwakisa amagi ag’amanyi era nekiziyiza okusasnaya obulwadde obuyita mu kwegata. Waliwo ebikola ebyetagisa okugeza omukebe gwa Nitrogen, obuseke bw’enkwaso ezanyogezebwa, magalo empanvu, makansi, thermometer, amazzi agabuguma. Okugatako, kakasa nti tewali banga wakati w’oluseke welukoma n’enkomerero y’obukyala nga owakisa okutangira enkwanso okusigala ku mumwa. Okusala kulina kuzinzira ku baluwa ya  musawo oba omukulu mu byekikyala. 

 Emitendwera egigobererwa

Tandika na kuzuula e namba y’enume nga okebera obulambe bwayo obuli ku bompa, olwo owanike ebomba paka mu bulago, olonde oluseke nga okozesa magalo mu bwwangu obwekitalo olusongole okugyamu Nitrogen asuse. 
Ekyo bwokimala awatali kwekiriranya goberera ebbugumu n’obudde bwoba oteeka oluseke mu mazzi agabuguma okusbola okuzukusa enkwanso eziwera.
Nga omaze okubugumya oluseke, sangula akeseke okugyako amazzi wabula, amazzi galina okuba nga gata obuwuka bu spermatozoa
Olwo oyise olupapula ku kamundu era nobwegendererza oteebe akamundu mu ring-0. Kakasa nti oyambade giravu, wamu bokwesiga ebisereza era bulungi ogaziye obukyala okwewala obuwuka ku kamundu. 
Okugatako, bikula omumwa era oyingize akamundu ku angle ya 30-40 okwewala okugula ekituli awayita omusulo. Yisa akamundu mpola era okateeke ku bisenge byomumwa gwa nabaana, mpolampola katambuze okuyita mu mumwa gwa nabaana paka nga katuuse munda mu besenge bya nabaana. 
Bwomala AI, masaginga obukyala emirundi kumi okufuna ebivamu ebisanyusa era ekisembayo okuwakisa kulina okukolebwa nga enkazi esaze bulungi okusobola okwongera ku mikisa gyokuwaka. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:48AI eyamba okuwakisa amagi ag'amanyi era nekiziyiza okusasnaya obulwadde obuyita mu kwegata.
00:4903:10ebikola ebyetagisa okugeza omukebe gwa Nitrogen, obuseke bw'enkwaso ezanyogezebwa, magalo empanvu, makansi, thermometer, amazzi agabuguma.
03:1103:56Manya e namba y'enume, wanika akapomba paka mu bulago olonde akaseke.
03:5705:27Obuseke bulonde okuva mu bulobo nga okozesa magalo mangu era obusongole.
05:2806:49awatali kwekiriranya goberera ebbugumu n'obudde bwoba oteeka oluseke mu mazzi agabuguma
06:5007:16Nga omaze okubugumya oluseke, sangula akeseke okugyako amazzi wabula, amazzi galina okuba nga gata obuwuka bu spermatozoa
07:1707:44Nobwegendereza teeka enseke mu kamundu era osaleko ekisibwako mu labaratory.
07:4508:09Sereza olupapula ku kamundu era nobegendereza oteeke akamundu ku 0-ring
08:1008:35Kakasa nti tewali banga lisigala wakati w'oluseke n'omumwa.
08:3609:32Okuwakisa kozesa giravu nebisereza era ogaziye omumwa gw'obukyala.
09:3310:43Bikula omumwa era oyingize akamundu.
10:4411:28Akamundu katambuze nobwegendereza era okalemeze mu mumwa gwa nabaana, katambuze paka nga katuuse munda mu nabaana.
11:2911:56Nga akamundu katuuse mu nabaana mpolampola sindika enkwanso nga onyinga a kuuma.
11:5712:48Bwomala AI, masagingaobukyalaemirundi kumi era owakisa nga ensolo esaze bulungi.
12:4913:08Bwolaba amazzi agatangala nga gava mu bukyala ako kabonero kalungi nti esaze era okuwakisa.
13:0913:46Wakisa ku lunaku lwenyini obubonero bw'okusala lwebulabika.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *