Okuwakisa okutali kwa butonde (AI) ye ngeri enkwanso gyezitekebwa mu bukyala bw’ensolo enkazi nga okozesesa ebyuma.
AI eyamba okuwakisa amagi ag’amanyi era nekiziyiza okusasnaya obulwadde obuyita mu kwegata. Waliwo ebikola ebyetagisa okugeza omukebe gwa Nitrogen, obuseke bw’enkwaso ezanyogezebwa, magalo empanvu, makansi, thermometer, amazzi agabuguma. Okugatako, kakasa nti tewali banga wakati w’oluseke welukoma n’enkomerero y’obukyala nga owakisa okutangira enkwanso okusigala ku mumwa. Okusala kulina kuzinzira ku baluwa ya musawo oba omukulu mu byekikyala.
Emitendwera egigobererwa
Tandika na kuzuula e namba y’enume nga okebera obulambe bwayo obuli ku bompa, olwo owanike ebomba paka mu bulago, olonde oluseke nga okozesa magalo mu bwwangu obwekitalo olusongole okugyamu Nitrogen asuse.
Ekyo bwokimala awatali kwekiriranya goberera ebbugumu n’obudde bwoba oteeka oluseke mu mazzi agabuguma okusbola okuzukusa enkwanso eziwera.
Nga omaze okubugumya oluseke, sangula akeseke okugyako amazzi wabula, amazzi galina okuba nga gata obuwuka bu spermatozoa
Olwo oyise olupapula ku kamundu era nobwegendererza oteebe akamundu mu ring-0. Kakasa nti oyambade giravu, wamu bokwesiga ebisereza era bulungi ogaziye obukyala okwewala obuwuka ku kamundu.
Okugatako, bikula omumwa era oyingize akamundu ku angle ya 30-40 okwewala okugula ekituli awayita omusulo. Yisa akamundu mpola era okateeke ku bisenge byomumwa gwa nabaana, mpolampola katambuze okuyita mu mumwa gwa nabaana paka nga katuuse munda mu besenge bya nabaana.
Bwomala AI, masaginga obukyala emirundi kumi okufuna ebivamu ebisanyusa era ekisembayo okuwakisa kulina okukolebwa nga enkazi esaze bulungi okusobola okwongera ku mikisa gyokuwaka.