»Abalimi ba Soya bakubiriziddwa okwettanira ennima y‘okubikata okusobola okutumbula enkula n‘emmera y‘ebirimme.«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=jH5y4YiHMeg

Ebbanga: 

00:03:09

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Noah Nash H
»Omulimi wamu ne USAID-Feed the Future, eggezesezo lya soya, Dr.George Awuni akubiriza abalimi okwetanira onsimba ya soya ku bikatta okusobola okutumbuula enkula y‘ebimera.«

Soya y‘emu ku mmere y‘omuttaaka erimibwa abalimi. Erina emigaso mingi okuli okuba nti eribwa abantu n‘okuba nti akozesebwa ng‘ensibuko y‘ekirungo kya protein mu mmere y‘ebisolo.

Ekigero ky‘amakungula ga soya mu mmambuka ge Ghana gali wakati wa kilo 500 ku 800 ku yiika 14 ezettaka awalimibwa era kino kiri wansi nnyo ku makungula agasobola okuvaamu. Okusobola okendeeza ku kufiirizibwa mu makungula, okwongera ku mutindo gw‘okutereka mu ammakungula, n‘okukozesa ensigo eziri ku mutindo kisobola okuyamba abalimi okwongera ku makungula. Wetwesigama ku nsigo ezebika eby‘enjawulo eziri ku mutindo zokka , amakungula geyongera ku kipimo kya kilo gulaamu 2000 ku yiika 14.

Ebirungi ebiri mu kulimira ku bikata

Abalimi bakubirizibwa okulima ku bikata okusobola okutumbula enkula ennungi ey‘ebimmera. Okusimba ebimmera ku bikata kusinga okusimba ku ttaka eriseeteevu olw‘enkuba etateberezeka. Olumu ettonnya n‘ereeta amattaba mu kaseera akatono. Enkuba weba ennyingi n‘ereeta amataba,amazzi agaba ku bikata gaserengeta mu mikuttu ebikata nebisigala nga tebiriimu mataba.

Okusimba ku bikata kusobozesa ensigo okummera obulungi kubanga ensigo za soya wezinnyikira amazzi kiziziyiza okummera

Okusimba ku bikata kuyamba mu kuwa ebimmera amabanga kubanga ebikata biba bya mabanga gegamu.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:07Ekigero ky‘amakungula ga soya mu mmambuka ge Ghana gali wakati wa kilo 500 ku 800 ku yiika 14 ezettaka awalimibwa
00:0800:20kino kiri wansi nnyo ku makungula agasobola okuvaamu
00:2100:39Okuzesa ensigo za soya ez‘omutindo ez‘ebika eby‘enjawulo kwongezeza ku makungula paka ku kilo gulaamu 2000 ku yiika 14
00:4001:16Farmers are encouraged to plant on ridges to enhance plant growth.Abalimi bakubirizzibwa okusimba ku bikata okusobola okutumbula enkula y‘ekirime.
01:1701:45Okusimba ku bikaatta kuziyiza amataba okwetoloola ekimera kya soya
01:4602:02Okusimba ku bikatta kutumbula emmera y‘ensigo.
02:0302:50Since ridges are of the same spacing, planting on ridges gives the farmer a clear spacing.Ekikatta biwebwa amabanga gegamu, Okusimba ku bikatta kuyamba omulimu okuwa ebirime amabanga ageegasa
02:5103:09Kozesa eddaggala erifuuyirwa okusobola okuziyiza obuwuka mu soya.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *