Ddi lw’olina okutandiika okuwa ebisolo byo emmere erimiddwa mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa?

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://youtu.be/d23yv1AZ19o?list=PLgZL2cFPMv1yTBIkMMAII4WUTsh9jk9gj

Ebbanga: 

00:03:01

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

GRANDEUR AFRICA
Mu katambi kano tukunyonnyola akaseera akatuufu mwoyinza okutandiika okuweera ebisolo eby'enjawulo emmere erimiddwa mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa n'ekipimo ky'okuziwa.

Mu katambi kano tukunyonnyola akaseera akatuufu mwoyinza okutandiika okuweera ebisolo byo emmere erimiddwa mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa n’ekipimo ky’okuziwa.


Obumyu, ente, embuzi oba endiga n’embizzi emmere  erimiddwa mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa  gulina okuziweebwa oluvanyuma nga zivudde ku mabeere okugeza  nga zimaze okuyonka nga ozitandikiriza okuziwa emmere.
 Enkoko
Enkoko ezibiika, tandiika okuziwa emmere erimiddwa okuva mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa nga zitandikiriza okukula naddala ku wiiki 8. Kino era kikola n’eku nkoko ez’ennansi.
Enkoko ez’ennyama, tandiika okuziwa emmere erimiddwa mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa oluvanyuma lwa wiiki bbiri kubanga zikungulwa  oba okuteekebwa ku katale oluvanyuma lwa wiiki 6. Jjukiranga olina  okuzitandiisa emmere eno mpolampola.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0100:43Ebitonotono ku mmere erimiddwa mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa
00:4401:15Ddi lw'olina okutandiika okuwa obumyu, ente, embuzi, endiga n'embizzi emmere erimiddwa mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa.
01:1601:45Ddi lw'olina okutandiika okuwa enkoko ezibiika n'ennansi emmere erimiddwa mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa
01:4603:01Ddi lw'olina okutandiika okuwa enkoko z'ennyama emmere erimiddwa mu mazzi agatabuddwamu ebiriisa.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *