Obusobozi n’enkola ez’ebikozesebwa eby’eyambisibwa mukulima bisalibwaawoobukugu mukubikozesa.
Ebikozesebwa by’eyambisibwa nga tukozesa emikono oba mukukozesa ebyuuma wabula nga ate eby’eyambisibwa ku faamu byebyo ebisibibwa ku byuuma oba ku motoka okusobola okutuukiriza omulimu mu nimiro wamu n’okuteekateeka ettaka.
Okw’eyambisa ebyuuma ku faamu
Newankubade nga eby’eyambisibwa mutw’aliramu ebyuuma byonna ebisibibwa kunsolo oba kumotoka okugonza omulimu, ebikozesebwa ku faamu zemotoka ezikozesebwa mukuteekateeka n’okusaabaza ebigenda munimiro wamu nebiva munimiro, newankubade, by’etaaga omukugu okuddukanya. Eby’eyambisibwa nga enkumbi zisikibwa nensolo oba tulakita ara nga y’okukabala ekitundu kinene, okutema ensalosalo n’okulima mu nyiriri.
Mungeri y’emu, amavunike gatemebwa mukweyambisa bwombi olubaawo n’ekyuma oba ekyuuma kyoka okukabala ebifo ebitali biwanvu nyo okusukuluma kw’ebyo eby’enkumbi eziyitibwa disc. Enkumbi eyitibwa harrow ekolebwa na mbaawo nga erina amanyo gabyuuma era n’esikibwa ente so nga ate enkumbi eyitibwa disc esibibwa ku tulakita.
Nga enkumbi nga rotavators ne harrows zikozesebwa okukabala n’okumenyaamenya ettaka, tulakita esika enkumbi mukutegeka ettaka eddene. Mubikozesebwa ebirala mulimu obuuma obukuba amazzi okufukirira, ebyuuma ebikuba ensigo, ebyuuma ebikuba kasooli n’okumususa oluvanyumalw’okukungula.
Ekisembayo, ebikozesebwa ebirala mulimu ebyuuma ebikungula omuceere, ebisala omuddo, ebyuuma ebisimba omuceere mulutobazi.