Ebintu ebyobutonde ebyongeza ku buzito bw’enkoko okuva ku kilo 1 okutuuka ku kilo 3 nga omaze okuzijjanjaba enjoka

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=-FU_rlJOMW0&t=10s

Ebbanga: 

08:33:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2023

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agribusiness Insider
Obuwuka obunywa omusaayi mu binyonyi bureeta okukula empola, okukola ekitono wamu nokuvamu ekitono. Ebikola eby'obutonde bisobolera ddala okutta ebika bye'njoka byona. Okugattako, enzijjanjaba ey'obutonde eyagalibwa kubanga yo teriko banga litawo okulibwa, ebijjanjaba biri buli wamu, byongera ku bugumu bw'omubiri ate nengeri enkoko gy'ezikizesamu emere. Waliwo ebika by'ebiwuka ebyenjawulo ebikosa enkoko nga mulimu tape, gape ne round worms, nga zisinga kukosa byenda bya binyonyi.

 Enjoka byezireta

Ebiseera ebisinga enkoko ezikosebwa tezigonza mere bulungi, okugitambuza wamu nokugikyusa mu mubiri. Okwongerako, ebinyonyi biraga obubonero bw’ekkabyo, okuwekeera okusumagira wamu n’obutalya. 
Okwongerako, ebinyonyi ebikosebwa bikendeeza ku buzito, bidukana omusaayi era nga n’ebyenda byabyo bizibikira. 

Enzijjanjaba ey’obutonde

Tandika nga oteeka ekijiijo 1 ekya vinegar ava mu apo(apple)  mu buli kidomola ky’amazzi g’ankoko aganywebwa, kino kitekaawo embera etali nungi eri enjoka. Era ogatemu ebitundu 2% ebya diatomaceous earth mu mere y’enkoko, mu nkola endala tekamu ensigo z’ensujju ensekule mu mere y’enkoko zino zitta buli kika kya njoka. Okugattako, oyinza okugatamu obusse bwa katungulu chumu oba okenenulamu amazzi oteeke mu mere n’amazzi. Ekisembayo, enkoko ziwe bongo atalimu kintu kyona okuziretera okumerusa obwoya mu mumiro. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:45Obuwuka obunywa omusaayi mu binyonyi bureeta okukula empola, okukola ekitono wamu nokuvamu ekitono.
00:4601:41Eddagala ly'enjoka eryobutonde lyagalibwa kubanga teririko banga singa otuusa okulya enkoko.
01:4202:36Eddagala ly'enjoka eryobutonde era likola nnyo, lilabika, lyongera ku ngeri emere gyekola mu mubiri, okukula wamu n'enkola y'enkoko.
02:3702:49Ebika by'enjoka: tape, gape ne round worms. Bino bikwata omuyita emere paka mu byenda.
02:5003:28Ebinyonyi ebikosebwa tebigonza mere bulungi, okumira, okukyusa emere , ekkabyo wamu n'okuwekeera.
03:2904:22Engeri gy'ezikosa enkoko: Okusumagira, okulya ekitono, okuwewuka, okudukana omusaayi wamu nokuzibikira awayita emere.
04:2305:26Ebijjanjaba ebyobutonde: Teeka ekijiijo 1 ekya vinegar ava mu apo(apple) mu buli kidomola ky'amazzi g'ankoko aganywebwa.
05:2706:48Era oteeke ebitundu 2% ebya diatomaceous earth mu mere y'enkoko, oba okutekamu obuwunga bw'ensigo z'ensujju mu mere y'enkoko.
06:4907:37Era osobola okutekamu ensaano ya katungulu chumu oba amazzi agakamudwamu mu mere oba amazzi.
07:3808:33Okugatako, enkoko ziwe bongo atalimu kintu kyona okuziretera okumerusa obwoya mu mumiro.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *