Okusinzira nti eddagala ekole abalimi lyebakozesa lyonoona ettaka eriyimiridewo ku kukulima, ebirime nabyo bikwatibwa ebiwuka n’endwadde.
Ebimera, ebisolo wamu n’obuwuka (fungi) ebibeera mu ttaka bifa nebifuuka ekigimusa ekyobutonde okufuula ettaka eriddugavu era nga gimu engeri okukozesa eddagala erikolerere gyeritamu obuwuka obutono obwomuttaka era nettaka liba terisobola kukwata mazzi ekireeta okufukirira.
Okukola obuwuka obutono
Nga obuwuka obukozi obulungi gyebutamu obukyafu n’ebuvunza ebimera, buzimba buto ettaka eryononese ku kwebiddagala era nebulaba nga ebirime bikula mangu. Abalimi mulekere awo okukabala ettaka wabula musibe nga mulimu omuddo.
Obuwuka obukola obulungi busobola okugulibwa kulwebirimeme n’enva endirwa era nga tonabutekamu, ekirungo kitabulibwa okubuzukusa. Kino kigobererwa kugatamu ebijiko 3 ebya kaloddo mu mazzi ga liita 2 agabuguma era nobitabula bulungi. Ekirungo kiyibwa mu ccupa era nekitekebwa mu misiskirize. Oyongera okugyamu empewo mu mukebe omulundi gumu oba ebbiri mu lunaku okumala enaku 7, obuwuka buba buzukuse.
Mungeri yemu, obuwuka osobola okubukola mu muceere omutokose, engano oba bongo wa kasooli, empumbu wamu n’amzzi agozeddwamu omuceere. Oteeka embatu 2 ezomukyere n’ebikuta by’ebijjankalo mu nsuwa ey’ebbumaba n’obikako n’olupapula oba olugoye era noteeka enuwa omuli omuceere nga ebbugumu olikumira wamu. Otteke ensuwa omuli ebikuta by’ebijjanjalo wansi mu mabanda nobikako n’ebikoola era nga wayise enaku 5 ku 7, obuwuka obutono buba bumeeze mu nsuwa.
Tabula ebijiko 12 ebya kaloddoi mu bijjiko 12 eby’amazzi g’omuceere mu nsuwa, oyiwemu ebirungi mu baafu enene olwo agatemi 2l ez’amazzi olwo otabulemu ebijjiko ebya bbongo, 7-8g ez’empumbu, ogatemu 1/2 kyekijjiko ky’obuwuka okuva mu muceere era ogatemue 1/2 ebyekijjiko ky’obuwuka okuva mu bisu by’ebijjanjalo era ogatemu ekirungo.
Okwongerako, ekirungo kikumire nu jaaga era obitereke awantu awaziyive okuwamala wiiki okusobola okuzukusa obuwuka obutono era obikuleko okugyamu empewo omulundi gumu oba ebbiri mu lu naku wabula ekirungo kiba kikozesebwa mu naku 7. Jungulula 150ml ez’ekirungo ekizukusibwa mu 15l ez’amazzi era ofuyire ku ttaka olweggulo wamu n’entumu z’anakavundira akunganyizibwa mu nimiro era ku makya, sasanya nakavundira mu bugimu obuli mu ttaka nga wayise enaku 3 olwo osimbe ebimera.
Ekisembayo, nyika emirandira gy’endokwa mu kirungo ekijabuludwa nag tonazisimba era mu birime ebilose, fuyira buli wiiki okumala omwezi olweggulo era obbike zi beedi.