Ebisomooza abalunzi b’ebyenyanja byebasanga

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=8o33z14h-3Q

Ebbanga: 

18:00:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Catfish Farm Enterprise
Okulunda ebyenyanja mulimu ogufuna naye sigwemwangu era gulina ebisomooozaebyetaaga okuvunuka.

Okuba n’ekifo kyekimu ku bisomooza abalunzi byebasanga nga basima ebidiba  by’ebyenyanja.Ebbanga oba ettaka eririwo  liri mu byaalo ewala n’obutale. Ebbulwa lya masanyalze okukuba amazzi wamu n’obukuumi nakyo kisomooza  era awatali bukuumi bu

Ebisomooza ebirala

Engudo embi eziretera entambuza y’ebyenyanja okuva ku faamu okugenda mu katale enzibu  ekivirako ensimbi ezitekebwamu okuba enyingi.
Olulyo lw’ebwenyanja obuto nga ebika bingi bikosebwa nnyo era tebivamu makungula malungi. Ensulo y’amazzi nga awasinga okuva amazzi  tegaba malungi eri semutundu. Ebbeeyi y’okulisa ebyenyanja eri waggulu nga emere ey’omutindo ya bbeeyi ate nga ebbeeyi yeyongera  buli kaseera. Kulyeko, abalunzi bakendeeza obungi bw’ebyenyanja bwebasitokinga. 
Endwadde eziva ku ndiisa embi. Endya embi  eretera ebyenyanja okukwatibwa amangu obulwadde. 
Enkwata y’ebyenyanja naddala nga batambuza obwana okuva mu kifo ekimu okudda mu kirala. Abalunzi abamu bafirwa obuyamba bungi nga babutambuza okuva webabuguze okugenda gyebulundibwa. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0005:49Ebbula ly'ekifo wamu n'obutaba na masanyalaze gamala bisomooza nnyo obulunzi bw'ebyenyanja.
05:5009:25Obutaba na bukuumi wamu n'enguddo embi ekyongeza ku sente ezitekebwamu.
09:2610:55Ekika ky'ebyenyanja ekibi ekivirako abalunzi obutafuna magoba.
10:5613:25Ensulo z'amazzi agasaanidde okulunda ebyenyanja wamu n'ebbeeyi ye mere eri waggulu.
13:2615:24Endwadde eziva ku ndiisa embi.
15:2517:30Obutaba na byakozesa birungi naddala mu kutambuza obwenyanja obuto.
17:3118:00okufundikira

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *