»Ekyama ky‘okuza enkoko z‘ennyanya eziri mu mbeera ennungi«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=8qUfIxZQ978

Ebbanga: 

00:04:19

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Adams Farm Foods
»Ekyama ky‘okuza enkoko z‘ennyanya eziri mu mbeera ennungi«

Enkoko z‘ennyama zisinga kuzibwa lwannyama , era zitera okufuna obuzitto bwezirina okusalirwanko wakati wa wiiki 7 ne 14.

Okwongerezaako, enkoko ezennyama tuzirabira ku byoya ebyeru n‘omubiri gw‘akyenvu. Okutumbula endisa yazo nga okozesa kasooli, soya, engano ,,kiyamba okugeza omubiri . Mu kwongerako, enkoko z‘ennyama eziri mu mu mbeera ennungi ziba n‘ebyoya ebiyonjo n‘ekiwoonzi ekirina langi enkyamufu, wabula endwadde ziba naffu nga tezeyagala. Mu mbeera ya bulijjo enkoko ezennyama zirya kilo 1 n‘obutundutundu 2era ku wiiki 4 ziba n‘obuzitto bwa kilo 1 n‘obutundutundu 4.

Ebirina okukolebwa

Bulijjo ebiyumba by‘enkoko z‘ennyama biwe akitaangala, kinno kiyamba ku kuziriza obutakoma emisana n‘ekiro.

Okwongerezaako, mubudde obw‘ebbugumu jako amataala mu biyumba nga tezinawera ssaawa mukaaga kiba kiyamba emibiri gy‘enkoko okuwumula nga tezinebaka.

Mu kwongerezaako, ennaku 3 ezisooka yanika ekibinja kyo mu kitaangala okumala essaawa 23 ez‘ekitaangala n‘essaawa emu ey‘ekizikiza kiziyambe okuzuula emmere n‘amazzi era zimannyire n‘ekiffo nga webidiringana.

Bulijjo enkoko z‘ennyama ziwe emmere erimu ekiriisa n‘amazzi era ziwe ebbanga eriwera zisobole okukula obulungi.

Era jjuza amazzi enkoko mwezinnywera n‘okulira nga webidiringana, oluvannyuma onyike mu emimwa gy‘enkoko mu kaseera akagere zisobole okukula obulungi era n‘amakungula geyongere.

Ekisembayo, ebinnyonyi bigabirire nga wekisoboka zisobole okukula amangu n‘okwongera ku byozifuna mu.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:24Enkoko z‘ennyama zirundibwa lwa nnyama, zisalibwa wakati wa wiiki 7 ku 14.
00:2500:50Zirina ebyoya byeru, ennyama yazo yakyenvu, okutumbula endiisa yazo kyongera ku buzitto bwazo.
00:5101:14Provide light in broiler houses but during hot weather turn off lights before midnight.Ebiyuba by‘enkoko biwe ekitaangala naye mu mbeera ey‘ebbugumu jjako amataala nga tezinaweera ssaawa mukaaga ez‘ekiro.
01:1502:02Ennaku 3 ezisooka yanika ekibinja kyo okumala essaawa 23 mu kitangaala n‘essaawa 1 mu kizikiza.
02:0302:18Enkoko ezirina obuwuka obusangibwa munda mu lubutto ,ne ku lususu lwazzo zikendera mu buzitto.
02:1902:29Enkoko ziriise emmere erimu ekiriisa , amazzi era oziwe akaseera k‘okulya akamala.
02:3002:47Fill chick drinker and feeder with water and protein feeds, then dip each chick beak in at a time.JJuza ebirirwamu n‘ebinnywerwamu amazzi n‘emmere erimu ekiriisa ekizimba omubiri, era onnyike mu emimwa jabuli nkoko mu kaseera akagere.
02:4803:05.Obubonero bw‘enkoko eziri mu mbeera ennungi ; ebyoya ebiyonjo, ekiwoozi ekirina color enkyamufu, n‘amaggi agalina ekisusunku ekigumu.
03:0603:19Obubonero bw‘enkoko endwadde, obuyongobevu, nga zikuwa kitono. okuva ku wiiki 1 ne 3 enkoko z‘ennyama zeyongera okulya.
03:2003:33.Ku wiiki 4 enkoko z‘ennyama ezirisiddwa obulunji ziba n‘obuzitto bwa kilo 1 n‘obutundutundu 4, okuva wakati wa wiiki 4 ku mwenda enkoko z‘enyama zirya kilo 8 n‘obutundutundu 6.
03:3404:19Ebinnyonyi biriise emmere emala nga wekisoboka.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *