»Emitendera egitandikirwako mu kulabirira embizzi- Okulunda embizzi ekitundu ekisooka«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=jPgaxhxW6Vs&list=PUZfzFgmReSD09S2L-cvg8uA&index=78

Ebbanga: 

00:11:25

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2019

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Farm Kenya

Okulunda embizzi gufuukidde ddala omulimu oguzza amagoba nga eby‘obulunzi ebirala, embizzi zikwatibwa endwadde ekizivirako okufa. Endwadde nga ssenyiga w‘embizzi, omusujja gwa brucellosis,pneumonia,coccidiosis n‘endwadde endala ezikwata amawugge zivirako okukendeeza ku magoba.

Beera n‘omusawo akebere era azijjanjabe kuba embizzi bweziba zijjanjabiddwa n‘okugemebwa obulungi tezisobola kufuna buzibu bwonna.

Okulongoosa ennyumba y‘embizzi

Bulijjo longoosa nga ennyumba y‘embizzi okugyamu ebiwuka n‘obuwuka obuleeta endwadde. Okweruma kye kizibu abalunzi abasinga kyebasanga. N‘olwekyo, siba olugyegere ku mirabba zirengejje embizzi zisobole okuluma okwo okusinga okuluma emikira gyagyo.

Okukuuma obuyonjo mu mbizzi kyongera ku makungula. Yonga ennyumba y‘embizzi buli ku makya nga tonaziwa mmere.

Embizzi ennume n‘enkazi.

Buli nnyumba ya mbizzi terina kusussa mbizzi ennume bbiri zokka n‘omunaana enkazi. Ennume zitundwa okusinzira ku mutindo gwazo. Obulunzi obwa magoba mulimu gwamaanyi mu Kenya era guzza amagoba. Okufuna mu mulimu gw‘okulunda embizzi sooka okole okunoonyereza ku bulunzi bwazo.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:31Embizzi zikwatibwa mangu endwadde.
00:3201:23Funa omusawo akebere era azijjanjabe.
01:2402:29Yonja nga ennyumba y‘embizzi nga oggyamu ebiwuka n‘ebintu ebikyafu.
00:3003:12Siba enjegere ku mirabba embizzi zisobole okulya ezo kiziziyize okweruma emikira.
031303:55Okulongoosa obulungi ennyumba kivirako okufuna amagoba amangi
03:5604:40Buli nnyumba ya mbizzi erina okubeeramu ennume bbiri n‘enkazi munaana.
04:4106:07Ennyama Y‘embizzi etundibwa ku middaala
06:0807:21Ennyama y‘embizzi ewooma
07:2208:23Ennume ziguzibwa abalimi abagala okutandiika omulimu gw‘okulunda embizzi.
08:2409:00Embizzi ennume zitundwa okusinzira ku mutindo gwazo.
09:0110:03Obulunzi bw‘amagoba mu Kenya buwandikiddwako nga omulimu ogusinga okuzza amagoba.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *