»Emitendera gy‘okulima obumonde a‘waka nga okozesa kalimbwe w‘enkoko«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=hQyVpDpOkl0

Ebbanga: 

00:08:19

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Best Farming Tips
»Mu katambi kano tuja kuyiga engeri enyangu ey‘okusimbamu obumonde awaka. nga oyagala okulima obumonde obukula awatali kuteekebwaako ddagala nga weyambisa kalimbwe, sibigimusa ebitali by‘abutonde kati awo lino essomo liryo. Obulimi bw‘obumonde sibuzibu yadde n‘akamu, osobora kukozesa obumonde bw‘oguze okusobola okubulimira awaka, kyangu nyo era nga kikoleka okulima obumonde awaka, ensengeka y‘amabanga ag‘ebimera by‘obumonde n‘abuvaanvu ki obw‘ekinnya omugenda okusimbibwaamu ensiga z‘obumonde bwebuyina okuba.«

Kalimbwe w‘enkoko ay‘ongera amaanyi mu kukula kw‘obumonde kino ky‘etaagisa emitendera myangu ekivaamu nimiro kw‘eyongera kola sente.

Wabula, mukulima obumonde oyina okweewala okukozesa kalimbwe ey‘akava mu nkoko kubanga bib‘eramu amazzi mangi. Neera simba obumonde mangu ddala nga bw‘akameruka okusobola okutangira emituunsi obutamenyeka. Waliwo obuwuka obw‘onoona obumonde obw‘enjawulo obusibuka mukukozesa kalimbwe okuva mu nkoko bino bitwaaliramu ebisokomi n‘obusaanyi era busobola okutangirwa okuva kuntandikwa okuyita mu kufuuyira ne ssabuuni ow‘amazzi ne ddagala eritta ebiwuka erilagirwa.

Emitendera egiyitibwaamu okulima obumonde

Tandika nakutereka bumonde mukiseenge ek‘irimu ekizikiza okumala ssabiiti 3 okubuleetera okumeruka . Okw‘ongerezaako sima ebinnya ebiri mita 1 okuva kubinaabyo, obuwaanvu bwa 30-50 cm wamu n‘obukiika kiika bwa cm 60- 70 okuva kubuli kinnya.

N‘olweekyo kungaanya kalimbwe okuva mu nkoko eza ssabiiti 1-2 kubantu mulimu amazzi matono era teekamu kitundu tundu ky‘abinnya.

Oluvanyuma bikka ensigo z‘obumonde n‘olububi lw‘ettaka lutono okukirizisa okumeruka okwaangu

Buli kiseera tangira ebiwuka eby‘onoona obumonde nga ofuuyira ne ssabuuni ow‘amazzi oba nga okozesa eddagala eritta obuwuka obutawaanya obumonde nga bw‘olagirwa okusobola okutangira ebiwuka buluungi.

N‘ekisembayo, eddagala elitta obuwuka obutawaannya obumonde liyina okufuuyirwa buli ssabiiti 2 okutuukira ddala ku makungula era kakasa nti ofukirira enimiro okutangira okukala kw‘obumonde.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:27Emitendera gy‘okulima: Kakasa nti otereka obumonde mu kiseenge ekirimu enzikiza okumala ssabiiti 3.
01:2802:02sima ebinnya ebiri mita 1 okuva kubinaabyo, obuwaanvu bwa 30-50 cm wamu n‘obukiika kiika bwa cm 60- 70 okuva kubuli kinnya.
02:0303:39kungaanya ebigimusa okuva mu nkoko eza ssabiiti 1-2 kubantu mulimu amazzi matono era teekamu kitundu tundu ky‘abinnya.
03:4004:39Simba okamonde 1- 2 mukinnya nga emituunsi gitunudde wagulu.
04:4004:52W‘ewale okulwaawo okusiimba obumonde nga emituunsi givuddeyo.ws
04:5305:51Ekyo olugwa bikka ensigo z‘obumonde nga w‘eyambisa olububi olububi lwetaka.
05:5206:32Kozesa eddagala oliita obuwuka eriragirwa okuziyiza obuwuka obutawaanya obumonde nemu bigimusa ebiva mu nkoko.
06:3308:19Kozesa eddagala elitta obuwuka obutawaannya obumonde liyina okufuuyirwa buli ssabiiti 2 okutuukira ddala ku makungula era fukirira ennimiro.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *