»Emmere eterekeddwa okuliisa ensolo«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=R5PNknqFNUU

Ebbanga: 

00:05:06

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Utmost Precision
»Obusobozi bw‘okufuna emmere y‘ebisolo eri ku mutindo oba omuddo ogulibwa ebisolo oguterekeddwa kyamugaso nnyo eri abalunzi kinno kibasobozesa okuzuula obusobozi bwabwe mu ku lunda ente .Mu myaka egitali wala, okutereka emmere y‘ebisolo kwetanilwa nnyo era nga abalimi basuubira nti kujja kujawo obuzibu bw‘okuliisa ensolo abalimi abasinga bwe basangga. Obutaba nawaterekerwa mmere walungi,kizibu kinnene eri abalimi abetanira enkola eno.Wabula okujja kw‘akuuma akatereka emmere mu Kenya akayitibwa silage baling machine kajja kuyamba abalimi mu kuliisa ensolo zabwe.«

Endiisa ky‘ekimu ku nsonga ez‘enkukunala ezivirako okumannya omutindo n‘amakungula ng‘ofuna mu kulunda ebisolo.

Obusobozi bw‘okufuna emmere eri ku mutindo kiyamba abalunzi okumannya ebiffo ebyenjawulo ewakolebwa ebiva mu nte n‘ewakolebwa emmere eriisibwa ebisolo era nga bunno bw‘ebuzibu abalunzi bwebasinga okusanga.Obungi bw‘emmere eriisibwa ebisolo eri ku mutindo kiviirako obungi bw‘amatta n‘ebyo ebikolebwa mu matta.

Enkola y‘emmere eriisibwa ebisolo

Akuuma ekakozesebwa mu kutereka emmere ka kola emmere eri ku mutindo ,kakkatira emmere nga kakozesa akatimba era esaanikirwa emiteeko mukaaga egya ka “foil“obutayitwamu mpewo wadde era etterekebwa mu kilogulaamu binna ekyongera ku buwanguzi bw‘emmere mu bbanga lya mwaka gumu.

Nabwekityo omuddo gw‘ensolo oguterekeddwa mu kuuma akatereka emmere (silage baling machine),okugeza nga kasooli eyakatemwa n‘omuwemba okuva mu nnimiro wesaanukulwa erina okulibwa mu wiiki 3 ku 4.

Mukukomenkereza,emmere ekoleddwa mu kasooli erimu ekirungo ekiwa amannyi,kinno kyamugaso nnyo eri abalunzi b‘ente.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:15Obusobozi bw‘okufuna emmere y‘ebisolo eri ku mutindo kiyamba okutumbula obusobozi bw‘abalunzi mu kulunda ente.
00:1600:23Okutereka emmere eriibwa ebisolo kijawo ebuzibu ebusinga abalimi bwe basanga.
00:2401:16Akuuma akakozesebwa mu ku zinga emmere eterekebwa kayamba mu ku kola emmere y‘ebisolo eri ku mutindo.
01:1701:19Akuuma kanyiga bulungi emmere nga kakozesa akatimba.
01:2001:25kakkatira emmere nga kakozesa akatimba era esaanikirwa emiteeko mukaaga egya ka “foil“obutayitwamu mpewo wadde. era etterekebwa mu kilogulaamu binna ekyongera ku buwanguzi bw‘emmere.
01:2601:37era etterekebwa mu kilogulaamu binna ekyongera ku buwanguzi bw‘emmere bwa mwaka gumu.
01:3801:44Omuddo gw‘ensolo ogutegekeddwa akuuma akakola emmere,okugeza nga kasooli eyakatemwa n‘omuwemba okuva mu nnimiro .
01:4502:36Emmere wesaanukulwa erina okulibwa mu wiiki 3 ku 4.
02:3703:32Emmere ekoleddwa mu kasooli erimu ekirungo ekiwa amannyi.
03:3304:45Obungi bw‘emmere eriisibwa ebisolo eri ku mutindo kiviirako obungi bw‘amatta n‘ebyo ebikolebwa mu matta.
04:4605:06Ekifunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *