Endabirira y’ebirime/Enkuuma y’ebirungo

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=zSCR2K81IRo

Ebbanga: 

00:04:20

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Don‘t Memorise
Abalimi babiri basiga ensigo ezenjawulo mu nnimiro zaabwe era nebakakasa nti ensigo bazikuliza mu mbeera yemu .Wabula omu ku babiri yeyeka eyalina enimiro ebazeeko ebimere obulungi.Omannyi lwaki? Ensonga eyinza kubaa ki? Wekkannye akatambi kanno ofune okudibwamu.

Ng’omuwendo gw’obugimu  mu ttaka bwegulaga omutindo n’obungi bw’ebirime ebikungulwa okuva mu nnimiro,enkuuma y’ebirungo mu ttaka y’etaagibwa.

Olw’ebikka by’okulima ebiteetagisa nsimbi,omulimi teyeetaaga kusaamu sente mu bikozesebwa okusobola okufuna amakungula amalungi wabula enkola z’obulimi endala zirimu okusaasannya ekitono n’ekingi. Engeri gy’olima mu  yeraga amakungula g’ofuna okuva mu nnimiro.
Okukuuma obugimu bw’ettaka
Okusookera ddala mu kukuuma ebirungo ,ebirime bibifuna okuva mu mpewo,amazzi n’etttaka era ebirungo ebyetaagibwa mulimu ebiva mu buwuka obusirikitu nga muno mulimu NPK,Ca,Mg ne sulphur ne ebiyitibwa  n’ebiva mu biwuka okuli Fe,Mn,B,Zn,Cu,Mo ne Cl.
Mu kufundikira,enkuuma y’ebiriisa yamugaso nnyo mu kulabirira ebirime.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:25Mu kulima okuteetagisa nsimbi,omulimi tasaamu nsiimbi mu bikozesebwa okusobola okukungula ekiwera
01:2601:31Okulima okulala mulimu okw'okusaamu sente entonotono n'okwo okw'okuteekamu ensimbi ennyingi.
01:3202:40mu birungo mulimuu oxygen,carbon dioxide,hydrogen
02:4103:14Mu kukuuma ebirungo, ebirime bibifuna okuva mu mpewo,mu maazzi,ne muttaka
03:1503:49Ebiruungo ebirala mu limu ebiva mu buwuka obusirikitu ,n'ebinenne
03:5004:09Enkuuma y'ebirungo yamugaso nnyo mu kulabirira ebirime

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *