Engeri 4 okuzitoya enkoko z’enyama okuweza kilo 2 mu wiiki 4

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=sM4it6xO1yg

Ebbanga: 

00:13:10

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

DIY AGRIC
Mu lutambi luno ngabana engeri 4 okufuna obuzito bwa 2kg mu nkoko z'enyama mu wiiki 4, kwegamb mu naku 28. Kino tekirina bulabe wadde era nga tokozesa daggala oba ekintu kyobulabe kyona. Iye, oyinza okuba nga wakozesa ebikuza eby.obutonde naye kino tekirina bulabe wadde. Nga omulunzi w'enkoko z'enyama, okuzitoya enkoko yo okutukkua ku kirubirirwa kya katale nga bukyali kyekimu ku byolubirirwa, era ndowooza okukola amagoba kyekidako.

 Kyegombesa omulunzi yena ow’enkoko z’enyama okutuuka ku buzito bw’enkoko mu kaseera akatono ddala. Waliwo endabirira esobola okolebwa kino okukitukako. 

Tandika nakufuna bukoko obuto obwomutindo okuva eri ababutunda abesigika.  Enkoko z’enyamazimanyikibwa okukula amangu , naye nga mu zzo, tulinamu ebik eby’enjawulo nga ebimu bikua mangu okusinga ku ndala. Okusobola okukula amangu, gula ezo ezikula amangu okuva abazitunda abesigika. 

 Endabirira endala

Ziwe awokusula awalungi. Kakasa nti ekiyumba ky’enkoko kiziwa emirembe nga bwekyetagisa  kubanga ensula embi eziretera ekkabyo era nezikozesa amanyi okuva ku kukula n’ezida mu kukakanya kabyo. 
Ddukirawo otereze ebyobulamu. Kizibu okulunda enkoko nezitalwala. Ebinyonyi biteera okulwala era kino kidiriza enkula yazo. Okukakasa nti zikula mangu, kakasa nti osikolako mangu ku nsoga z’obulwadde. 
Endiisa. Kakasa nti owa enkoko emere enungi ey’omutindo era mu bipimo ebituufu. Emere ekola 70% ku mbalirira mu nkoko z’enyama era kino kitegeza nti emere kikulu nnyo mu kuwangula mu nkoko. Okugattako ku mere, enkoko ziwe amazzi amayonjo agamala zinywe era oziwe n’ebikuza eby’obutonde zikulire ku misinde. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0003:15Tandika nakufuna bukoko obuto obwomutindo okuva eri ababutunda abesigika.
03:1605:42Ekiyumba kikole mu ngeri ewa enkoko emirembe.
06:4307:04Ddukirawo bwolaba nga waliwo ekikutte ku bulamu bwazo.
07:0511:37Ebinyonyi biriise emere emara nga y'amutindo.
11:3813:10Ebinyonyi biwe ebikuza.
13:1113:52Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *