Engeri y’okufuna mu enjjuki mu muzinga gwo ogwaggulu ng’okozesa akabokisi akakungannya enjjuki-Ekitundu eky’okubiri.

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=KJe15mE_oyQ

Ebbanga: 

17:04:00

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2022

Ensibuko / Omuwandiisi: 

TUNADO
Abalunzi b'enjjuki abasinga bafuna mu okutega emitego egy’okukwata enjjuki mu mizinga gyabwe era kinno kisobola okuba ekyangu nga bakozesa akabokisi akakungannya enjjuki.
.[[;ll ,

W’okwata ekibinja ky’enjjuki ng’okozesa akabokisi akakungannya enjjuki,ekibinjja kino kitwalibwa mu muzinga omukulu nga wayiseewo wiiki 2.Ngatonazikyusa kiffo,wetaaga ekikoomera,n’omuguwa singa omuzinga guba waggulu nnyo,ekyera enjjuki,ekikozesebwa mu muzinga n’ekyokwekumisa okuva eri enjjuki.Okukyusa enjjuki oziza mu kiffo ekirala kikolebwa bulungi nnyo ng’embeera y’obudde mpeweevu mu budde bw’olwegulo.

okukyusa enjjuki oziza mu kiffo ekirala
Tandiika nakuzikoomera okusobola okukakkannya enjjuki enkuumi eziba ku  mulyango ,oluvannyuma okomere omuzinga gwonna.woba kumutendera gunno olina okuba omukakkamu ennyo nga wekisoboka.
Zungulula omuguwa osse akabokisi akakungannya enjjuki mpola.Oluvannyuma akabokisi akakungannya enjjuki katwale mu muuzinga omukulu.
Jjako ekisaanikira ky’omuzinga omukulu era ogyeko obutti 5 obwawaggulu.Ng’okozesa akakozesebwa mu muzinga ,gulawo akabokisi akakungannya enjjuki nga wokoomera.Jjako emitti gyawaggulu ku kabokisi akakwatta enjjuuki okateeke omulundi gumu munda mu muzinga omukulu.
Akabokisi kakyuse ekyawaggulu kitunule wansi era okanyennye okusobola okugyamu enjjuki zigende mu muzinga omukulu.
Zaako obutti bwawaggulu ku kabokisi akakungaanya enjjuki ng’obugya mu muzinga omukulu oddemu okozese akabokisi ako okutega ekibinjja ky’enjjuki ekirala.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0002:50By'olina okugoberera nga tonakyusa njjuki okuzitwala mu muzinga omukulu
02:5104:30Tandiika nakukoomera nga wetoolola omuzinga
04:3107:15Omuzinga gusse wansi mpola
07:1615:45Ekibinjja ekikwatiddwa mu kabokisi akakunggannya enjjuki zitwale mu muzinga omukulu
15:4616:50Kyamugaso nnyo okuba n'akabokisi akalina obutti bwa waggulu nga bwebumu n'obw'omuzinga omukulu
16:5117:04Okumaliriza

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *