Kawo kyekmu ku nva endirwa enyangu okulimira mu mikebe. Kawo ono akuzibwa mangu ate teyataaga kufibwako nnyo. Wabula, kawo amera yetaaga omusana omujjuvu era nga nettaka bbisi.
Kino kiyinza okuba ekizibu singa abeera okuzibwa mu mikebe wadde nga ebikolo bya kawo zenva endirwa ezisanidde okukuzibwa mu mikebe. Ekika kya kawo ekisinga okumanyikwa ye kawo omuzungu (English pea). Ebimera bino bikuzibwa okufunako empeke ezisusibwa okufuna ensigo eziri munda. Okusinzira ku kika kya kawo, waliwo enkola eyokwongeza obuwomi. Ebika nga tom thumb, little marve;l ne early frost byebisinga okumerera obulungi mu nimiro z’emikebe.
Entekateka y’ettaka
Kawo akulira mu mikebe akulira bulungi ku lunnyo (pH) ya 6.5. Olunnyo luno bwerukendeera okutuuka ku 5.5, kikulu okutekamu layimu. Ettaka eddamu ye nsibuko y’okulima kawo mu ngeri ey’obutonde. Ettaka eryomutindo ogwekigero likola ku nimiro y’omumikebe.
Enima oy’obutonde ettandika na ttaka. Olina okusaawo embeera engimu nga namu nga mulimu ebiriisa wamu n’obuwuka obwomugaso wamu n’ebiwuka okusobozesa ebimera okukul a nga tekyetagisa ddagala lya biwuka oba ekifuyira kyona. Lowooza ku ttaka nga ekintu ekirina obulamu kyewetaaga okuliisa okukuuma obulamu.
Ekika
Ekika kya kawo kyolonda okulima kijja kuba nabuzibu eri mukebe gwolonda. Ebikolo biwe amabanga ga inch 3 ku 5 ate bwaba omumpi asobola okusimbibwa ku buwanvu bwa inch 6.
Obunene bw’akaveera okusiinga businzira ku kika kya kawo wamu nekikula kya kawo akula. Ebikolo by’akawo bikula bulungi mu ttaka eritambuza amazzi obulungi nga mulimu Nitrogen wamu n’e nakavundira nga akuze. Simba kawo mu beedi ensitufu mu biseera by’okusiga era ettaka weriberera ezitto. Kawo talya nnyo era teyetaaga bigimusa bizungu.
Ebigimusa
Omutendera gw’anakavundira mu ku simba gujja kukukwa ebiriisa bingi era okubika ettaka kijja kuziyiza amazzi okufumuka. Ekigimusa kyoteka ku kawo kirina okuba nga kirudewo.
Kawo alina okufukirirwa bulungi omulundi gumu oba ebbiri mu wiiki. Kakasa nti ettaka erisooka kungulu likala nga ofukirira. Lwanyisa ebitonde ebikosa kawo wamu n’endwadde nga ogyamu ebikolo ebikosebwa okwewala kiwotokwa okusasana.