Okumanya olunyo lwe ttaka kiyampa okutegeera ebigimusa ebituufu eby‘okukozesa. Kino kikolebwa nga tweyambisa minzaani epima ebala okuva ku 0- 14. pH 7 ekyiikirira ettaka elitaliimu lunyo, 0-7 zikyikirira olunyo olungi mu ttaka (acidic) era 7 – 14 zikyikirira olunyo olutono mu ttaka (alkaline).
Kendeeza olunyo mu ttaka nga w‘eyabisa ebigimusa bya nitrogen, phosphorus wamu ne potassium kubanga ebirime ebisinga bikuranyo makati ga 5.5 ne 6.5 pH. Waliyo ebintu bingi eby‘okukebeza olunyo lwettaka okugeza amazzi, emikebe, ekitabula eky‘ekiti, akuuma akakebera olunyo wamu ne minzaani ekebera olunyo.
Emitendera
Jjako ettaka ejjimu lw‘okungulu era okugaanye ettaka okuva mubifo eby‘enjawulo mu nimiro kubuwanvu bwettaka bwa 0- 15 cm ku bimera ebimpi era ne 0 – 30cm ku bimera ebiwaawo okussa.
Tabula ettaka lw‘okungaanyiza n‘omukono era ojjemu ebiteetagisa okusobola okufuna ebivaamu ebituufu.
Toola ekitundu ku ttaka elitabuiddwa era ogatemu amazzi.
Tabula ettaka eritabudwa obutaka wansi wa ddakiika 30 okukakasa nti ekigezesedwa kifaanagana.
Leka ekitabudwa kikakane okumala esaawa biri era otabule nga w‘eyambisa akati akakozesebwa muku kebera olunyo.
Gerageranya langi y‘akati akakebera olunyo nga w‘eyambisa minzaani epima olunyo era osalewo olunyo lwettaka.
Olunyo bweluba lungi lukendeeze nga weyambisa nakavundira, lime oba evvu wamu n‘ekirungo kya sulphur.