Endabirira y’ensigo
Okusooka, funa ekigimusa nga kirimu Nitrogen mungi otabule mu ttaka, jjuza akatiba n’ettaka eritabulidwa nga omazze okwalamu empapula z’amawulire era okole enkuubo mu katiba omuli ettaka, kola obulambe nga kuliko enaku z’omwezi era osimbe enyaanya nga oziwa amabanga agamala. Simba ensingo za kamulaali mu katiba ako , ensingo ozibike mga okozesa ettaka ettabule era ofukirire nga ova wansi.
Ekisembayo, ensigo okumeruka kitwaala wiiki 2.