Kulw’okubeera emere erimu ekiriisa ekingi, omutindo n’obunji bw’omubisi gw’enjuki bisalibwaawo tekinologiya ez’eyambisibwa mukugusunsula.
Omubisi gw’enjuki mere ey’emalirira eri abantu era enjuki ky’ekika kyenjuki ekivaamu omubisi gw’enjuki mubiseera by’oluvanyuma lw’obutiti era n’oluvanyuma lw’omusana era nga buli njuki evaamu ejiiko emu ey’omubisi mubulamu bw’ayo bwonna.
Okuwakula omubisi gw’enjuki
Okuwakula omubisi okuva mubikambi, bikula ekikambi, jayo omubisi, gusengeje, oguleke guteeke era n’ekisembayo guteeke mucupa. Ekikambi kirimu ebisenge eby’etongode eyo enjuki mwezikolera omubisi era nezibikako akabubi.
Mukugattako, jako akabubi era owakule omubisi munda nga weyambisa akambe era kozesa ekinku eky’eyambisibwa mukuwakula okujayo omubisi nga omaze okujako akabubi. Kino kitwaala eddakiika 5 okuwakula omubisi era okuva mwoguwakulide, sengeja omubisi emirundi mingi egisoboka.
Ekisembayo, kiriza omubisi okuteeka okumala ennaku 2 envumbo okusobola okubika kumubisi waggulu era nga eno esobola okugibwaako amangu nga weyambiya ejiiko. Kozesa akuuma akangu okusobola okujjuza omubisi mumacupa.