»Eniima ya soya «

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=DDwjeckDLGM

Ebbanga: 

00:09:52

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2017

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Ghana E-Agriculture
»Ensiimba ya Soya– Akatambi kuniima ya soya kali wansi wentekateka yokulima ku lw‘emeere ne emirimu mukitongole ky‘obulimi n‘obulunzi kya Ghana.«

Soya kirime kyamuwendo engeri gyekigatamu ekirungo ekya nitrogeni muttaka, Kyeyambisibwa nge nnyama, Ayongerezebwa ku tom brown ne buto.

Simba kumukunu okusobola okufuna ebirime ebyegasa mu nimiiro,Obuwanvu obwegasa na makungula amalungi wabula wewale okusimba mubwangu oba ekikelezi nga kino kyandivirako amagungula amatono.Soya atusiza okungurwa alina ebikoola bya kyenvu, ebisusunku ebikaluba ne nsiigo za kyenvu.

Ensiimba ya soya

Funa ekifo awali ettaka ekumunfu nga wafuna enkuba engere etaaka wansi wa 700mm.

Saawa, kabala amavunike okusobola okumementula amavunike obulungi.

Saawa, kabala ela leka ebisigalira byo‘mudo ogusayidwa munimiro bikole nga ebibikisibwa, okutangiira mukkoka, okukuma ebugumu eddungi mu ttaka no kwongera ekigimusa mu ttaka.

kozesa ensigo ezikakasiddwa nga ziwa amakungula agegasa, zigumira enddwadde, ziziyiza okwatika kwesunku bya soya nga akuzze era nga bigumira embeera ze kyeya okuva kubakitunzi abesigika.

Gezesa emeruka ne kiwago okuyambako okumanya omutindo n‘omuwenda ogwetagisa okusimba. Ebitundu 85% bwe bimela, simba ensigo biiri mu kinnya, ebitundu webimela nga biri wakati wa 70-84, simba ensigo satu naye bwe bimela ebitundu ebitawela 70%, tosimba.

Tabila ensigo ne deggala era osimbe mukinya kya 3cm, leka centi mita 75 wakati we nyiriri era centi mita 5 okuva ku kimela okuda kukilala. okuziyiya okuwuka okufa.

Tekako ekigimusa ekizungu mu kipimo ekiragirwa oba yongelezako nakavundiira.

Koola oluvanyuma lwa sabiiti 2-3 ate neera oluvanyuma lwa 5-6 sabiti ngomaze okusiga okuziyiza okuvuganya kwekirisa wakati w‘omuddo ne soya.

Ziyiza okulumbibwa kwa soya okuva eri ebiwuka ebyonoona saya n‘endwadde nga weyambisa ensigo ezembala, nenkusakyusa ye birime ebirimwa mukifo.

Kungula mukiseela ekituffu, kazza, yawula soya okuva mu bisusunku, kazza neera okukakasa omutindo gw‘amakugula.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:29Soya agatta ekirungo kya nitrogeni muttaka.yeyambisibwa nge nnyama,Ayongerezebwa ku tom brown ne buto.
01:3001:33Ensiimba ya soya.
01:3402:08Funa ekifo awali ettaka ekumunfu nga wafuna enkuba engere etaaka wansi wa 700mm.
02:0903:22Saawa, kabala era leka omuddo ogusayiddwa munimiiro.
03:2304:12Funa ensigo ezikakasiddwa okuva ewakitunzi eyesigika.
04:1305:21Gezesa emeruka ne kiwago kye nsigo enaku 10 nga tonasimba.
05:2207:02Tabula ensigo mu ddagala ela simba soya kumpikumpi mu bwangu.
07:0307:55Tekako ekigimusa ekizungu mu kipimo ekiragirwa oba yongelezako nakavundiira.
07:5608:16Koola mu sabiiti 2-3 ela oddemu mu sabiiti 5-6 nga omazze okusiga.
08:1709:12Ziyiza obuwuka obwonona soya wamu ne ndwadde.
09:1309:52Kungula mu kiseela ekituffu, jja soya mu bisusunku ela mulongose.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *