Enima ekomyawo ettaka otunulira ku kulima mere nyingi mu kifo ekifunda eri abalimira awafunda.
Eby’efuuna mu ngeri y’obutonde mwemuli abalimi okuzaamu ebikola byebagye mu faamu zabwe okusobola okuddamu okubikozesa mu ma famu gabwe era nga kyongera amakungula nga okozesa tekinologiya omwangu. Okulima ebirme ebyenjawulo kikendeeza ku biwuka n’endwadde era osobola okitukako nga osooka okukozesa ebirime ebyokulabirako (champion planting). Ekyokulabirako mu n kola eno kwekusimba obutungulu ne spinach wamu kubanga obutungulu bumanyikibwa okugoba ebiwuka nolwekyo oba ogobye ebiwuka mu ngeri y’obutonde.
Enkola ey’obulimiro(beedi)
Enkola e’yokuzawo ettaka mulimu okulimira ku bulimiro/beedi era nga butemwa emirundi ebbiri. Okutema emirundi ebbiri kiyamba amazzi okuyingira mu beedi bulungi.
Ebirime tebirina kulwa mu beedi kubanga bijja kugwa akatale era kino kigobererwa kukuyusa bisimbibwa. Muno okyusa kyewali wasimba nokurula olujjegere lw’ebiwuka n’endwadde. Eddagala ly’ebiwuka eryobutonde lisobola okufunibwa okuva mu busaka nga okazza ebikoola okufunamu ensaano.
Enima y’ebirime
Okulima ebirime nga ogenderera kunonyereza mu nkola eno opimira ku fuuti 100 ku 100 okusobola okukola okusalawo okwobukungu eri abalimi abatono okukikopa. Ebikollebwa biwandikibwa ku buli kirime n’akika kya ttaka.
Ebirime ebinansi ebyamanyira embeera y.obudde nekitundu faamu weeri bikubirizibwa okukozesebwa kubanga bigumira omusana era by’etaaga amazzi matono.
Enkola e’yokugabanya
Okufunamu ennyo, omulimi akubirizibwa okukozesa ebintu 60% ku birime ebya Carbon, ebintu 30% ku birime ebirina emirandira egyenjawulo wamu nebitundu 10% ku nva endirwa. Nakavundira asobola okukolebwa ebimera bya Carbon ate nga ebirina emirandira egy’enjawulo mulimu lumonde.