Kubanga nkola ey’amagoba mu kulima, omutindo n’obungi obwebiva mu nima y’ekintabuli okusinga bisinzira ku tekinologiya.
Okulima emiti n’ebirime mubaamu okugatta emiti n’ebirime mu nimiro emu era nga okusinga wabaawo enyiriri z’emiti wataki w’ebimera okusobola okulekawo obusobozi bwokulimisa emotokamu birime era nga kino kiyitibwa alley cropping.
Endabirira mu nimiro y’emiti n’ebirime
Bwoba ozimba enkola eno wetaaga okulowooza kubintu ebigikosa okugeza amabnga wakati mu miti nga gatera kubeera mita 10-40 wakati wa layini era nga mita 4-10 okuva ku muti ogumu okudda ku mulala, ekika ky’omuti, engeri yokusimba saako n’ekika ky’ebirime byolonze. Bwoba okendeeza okulwanagana, lowooza ku birime ebitetaaga ddagala litta miti, laba nga ekitangala sikyakulwanira nag osalira emiti buli luberera.
Mu ngeri yemu, salira emiti okusobola okwongera amabanga omuyita emotoka ezirima era wegendereze ekiaka ky’emiti ekisanidde ettaka okusobola okwongera ku muwendo gw’omuti.
Ekisembayo, emiti girina okukumibwa ekiyumba.