Enkoola y’omuddo mu nimiro entono mu ngeri ey’obutonde

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=jsqa6cahRxI

Ebbanga: 

00:17:44

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2015

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Martha Brown
Okulwanyisa omuddo mu ngeri y'obutonde ekozesebwa UC Santa Cruz Farm., mulimu okulimisa ebyuma saako nokulimisa emikono. Obukodyo bussa essira ku kulima ku bungi bw'amazzi mu ttaka okwewala okukosa obutafali bw'ettaka.

Kubanga kikulu nnyo mu by’obulimi n’obulunzi, obugimu bw’ettaka busalawo nnyo omutindo n’obungi obw’ebirime ebirimibwa okuva awantu mu nimiro.

Nga okulwanyisa omuddo kweyongera okuba ekiszibu ekisomoza abalimi abali ku nkola ey.obutonde, ensigo z’omuddo ezizikibwa zikendeeza ku makungula era nga ebintu  ebikola ku kulwanyisa omuddo mulimu ebirime, okufukiriza olupiira oluyita waggulu era nokuka wansi nga enaku 10 ku 14 oluvanyuma

 Okulwanyisa omuddo

Okukuuma obudde bwekiri ekyenkizo mu kulwanyisa omuddo, enimiro efukirirwa nga osimba ku bungi bwa yini 1 ey’amazzi agayita waggulu mu naku 4 era oluvanyuma okufukirira mu bbanga n’ekukolebwa. Ku naku 7/3 oluvanyuma, fukirira waggulu 1/2inch era ku naku 11 ejja kuba esanidde okukabalibwa. 
Mu ngeri, yemu, kozeaa amazzi agekigero ebirme bimere bulungi wamu nokukabala obulungi, okoole mangu ddala nga bwosobola ku naku 10 -14 bwoba okozesa enkola etali y’anzigota wamu n’enkola ey’enzigota  okutta omuddo kubanga okukoola buli kaddo kitwala obudde bungi. Nga omazze okukoola ku ngulu, kozesa enkola eya bar nga omaze okusentinga bulungi. Nga omazze okuteekateeka ebikola, amabbanga aga 72inches galekebwamu okuva ku makati g’omuppira gwa tulakita okutuuka ku muppira omulala. Tekako ebiwalaka 3 nga biyeyawudde inch 36 kubanag ebirimibwa birina okuba nga bitono mu makati. 
Okwongerao, ebitundu ebikulu ku kulimisa byebikumbi, frog chise okukubakuba ettaka eryekatidde ku lwa tulakita era ekitundu ekirala ke kambe mu bbali akasala ku mabbalai. Ebiwalakata birina okwebaka wansi wa tulakita okusoboal okukola obulungi.
Ekisembayo, bwoba oleeta tulakita mu nimiro, jukira wa beedi gyezatunula  nga zikolebwa, wa empiira gyezitunudde , osibe empiira ez’mazzi ku beedi oddemu ottobye obulimiriro okumeza ensigo endala. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:19Okulwanyisa omuddo kyakusomooza ekikosa abalimira mu ngeri y'obtonde.
00:2000:42Okweyongera kw'ensigo z'omuddo kukendeeza amakungula.
00:4301:10Obdde kikulu nnyo mu kulwanyisa omuddo.
01:1101:37Ebintu ebikulu mu kulwayisa omuddo mu birime ebikuze.
01:3801:42Ekirala kwekufukira okwawaggulu nga amazzi gayiika oluvanyuma lw'enaku 10-14
01:4301:53Akalimiro kafukirirwa mu kusimba ku inch 1 eya mazzi agaiyita waggulu.
01:5401:59Nga wayise enaku 4, 1/2 inch ey'amazzi agakubwa waggulu gafukirira.
02:0002:04nga wayise enaku 3 ku naku 7, fukirira inch 1/2 waggulu.
02:0502:22Ku naku 11 enimiro ejja kuba ettuse okulimibwa.
02:2302:29Ekintu ekikulu kwekuwa obudde amazzi mwegakubirwa inch 2 buli wiiki.
02:3003:20Koseza amazzi agamala obumazzi okusobozesa ebirime okukula era okakase nga erimibwa.
03:2105:11Koola mangu ddala nga bwosobola enaku 10 -14
05:1207:25Koola ebirime bitono , wamu n'okukoola ebbyomujjuzo okusobola okutta omuddo.
07:2609:41Okukoola okwomujjuzo kutwala obudde bungi.
09:4210:05 Nga omaze okukulamu omuddo, kozesa ekirima nga okisetinze.
10:0610:15Nga opanga ebyuma ebikoola, lekwao inc 72 okuva mu makati g'omupiira gwa tulakita okutuka ku mulala.
10:1610:43Tekateka ebisawa b3 mu mabanga ga 36inch 0kuva ku kimu okudda ku krala.
10:4411:13Ebikolebwa birina okuba ebitonotono mu makaka ga tulakita.
11:1411:55Ekintu ekikulu ku bikolebwa, byebikumubi ne ckzo.
11:5613:04Ekintu ekirala by'ebyambe ebikolera ku luuyi.
13:0514:48okukoola kulina kuba wansi wa tulakita okukuuma omuppira.
14:4916:46Bwoba oleeta tulakita mu nimiro, jjjukira gyewatunuza obulimiro,
16:4716:56Siba empiira ki ttaka okuyiwa amazzi,
16:5717:10Ddamu otobye beedi bwoba ofukirira na' buppira obutono.
17:1117:44Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *