Enkuuma y’ebibira enyangu mu bugwanjuba bwa Australia

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=0infljY_vAA

Ebbanga: 

00:03:26

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2014

Ensibuko / Omuwandiisi: 

fpcwa
»Enkuuma y'ebibira esoboka kyeki? Ffena tukimanyi nti ky'amugaso naye lw'aki? Enkuuma y'ebibira esoboka yekuusa ku kuzuula okwenkanyankanya okukuuma eibira byaffe kulw'ebiseera by'omumaaso, wamu n'okufunamu ebikozesebwa buli lunaku okuva mumbaawo. Ebibira byaffe okubeera nga bisoboka biyina okubeera nga biyamba embeera z'ebitundu byaffe ez'abulijo, wamu n'ebyenfuna era nempisa.«

Enkuuma y’ebibira esoboka kitegeeza kufuna mu bibira lero awatali kuziyiza busobozi bw’akufunamu obw’emirembe ky’amumaaso mubibira by’ebimu.

Ebibira bitwalibwa nga by’amugaso olw’ensonga awatali kuziyiza kubeeramu kwabisolo, okw’ewumuzaamu, okukuuma emigga wamu n’amazzi, empisa ez’ebyafaayo n’obuwangwa wamu n’emirimu era n’ebiva mu bibira.

  

Enkola ez’okukuuma ebibira

Enkola z’okukuuma ebibira ezisoboka kitegeeza kukozesa ebyo ebiva mu bibira lero wakati mukubikuuma n’okubitangira mungeri nti n’emirembe egy’omumaaso gisobola okubiganyulwaamu nagyo.
Ebibira biretawo embeera y’obulamu enungi, okw’ewumuzaamu okwedembe, ensibuko y’ebiva mu mbaawo byetukozesa buli linaku n’ebirala.
Ekibira Okubeera nga kiyimirizibwaawo, kiyina okubeera nga kiwagira eby’enfuna byaffe, ebeera zaffe wamu n’ebyetaago byaffe okutw’aliza awamu. 
Ebiziyiza enkuuma y’ebibira esoboka mulimu ekusaanyizawo ddala ebyo ebiri ku ttaka, eddwade ezikaza emiti, nebitonde nga ebibe ne kapa ebitataaganya obutonde. Bino biyina okukolwaako okukakasa nti enkuuma y’ebibira esoboka.
Okuzuula enkuuma y’ebibira esoboka, oyina okutunulira ebibira byonna ebiri mu kitundu okugeza esaza ddamba oba n’ensi yonna sosi muti gumu oba ekibira kimu.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:39Ensonga lwaki ebibira biyina okusibyaamu ekitiibwa.
00:4001:03Okuyimirizibwaawo kitegeeza kweyambisa bibira awatali kulemesa bisera by'amumaaso kuganyulwa mubyo.
01:0401:17Emigaso gy'ebibira mu butonde.
01:1802:05Ekibira okubeera nga kiyimirizibwaawo, kiyina okuyamba embeera z'abantu ez'abulijo, eby'enfuna wamu n'empisa.
02:0602:35Okusaanyawo ebiri ku ttaka lubeerera, eddwade, ebitonde eby'onoona ebimera miziziko eri ekuuma y'ebibira esoboka.
02:3603:09Okuzuula ekuuma y'ebibira esoboka oyina okutunulira ebibira byonna mukitundu.
03:1003:26Okusiima.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *