Ng‘oyiga obukodyo obwenjawulo n‘endabirira ennungi y‘enkoko ennanasi osobola bulungi okukola ssente empitirivu okuva mukulunda enkoko.
During candling hold the larger end of the egg against light, a network of blood vessels or out lying embryo shows developing egg.
Buli wakati w‘obukoko 40 – 50 ekiyumba ky‘obukoko kirina okubeera nobugazi bwa ffuuti mukaaga mubuwaanvu nobugazichicks the poultry house should be 6 feet long and 4 feet wide and each storage 2.75 high
Adult chickens need 50 – 60 grammes of feeds everyday.
Obukodyo bw‘okulunda
Ziimba ebinyweebwamu ne birirwamu nga bigazi kisobozesse enkoko okulya n‘okunwa obulungi.
Weekenenye amaggi agagenda okwalulwa, kino kiyina okolebwa wansi wekitangaala okulaba amagi agalina enkizo okwaluwa wamu nago akatasobola kwalulwa era bwomala gawule.
Ngawayiseewo wiiki emu ng‘obukoko bumaze okwalulwa bwawule okuva ku maama wabwo wamu n‘enkoko endala enkulu, kino kiamyamba enkoko okubiika amangu.
Era kakasa nga ekiyumba ky‘enkoko kiyisa empewo ey‘obulamu wamu n‘okwewala ensolo ezobulabe eri enkoko.
Ekiyumba kenkoko kizimbe wansi w‘omutti okwewala omusana okwokya enkoko.
Gema enkoko okuva eri endwadde kino kikolebwa oluvannyuma lwo kwebuuza kumusawo w‘ebisolo oba kundagiriro yababatunzi bebyobulimi n‘obulunzi eby‘omulembe.
Kakasa nga ebinyoonyi obikuumira kundiisa ey‘omulembe kino kiyamba okukumira enkoko mu bulamu obweyagaza.
Wekolere emmere y‘enkoko ng‘otabula omuceere, ebisusunku byamaggi, mukene, obusonko, omunnyo wamu n‘omuddo ogwakiragala, n‘ekirala, kuuma buli kiwandiiko ekiriko ebyo byokozesezza mukulunda osobole okulaba oba nga okola amagoba oba nedda.