»Obubonero bw‘ente endwadde«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=-kstf8FFV8w

Ebbanga: 

00:06:29

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

eLengo
»weyunge ku kusomes ku nte z‘amata nga oyita ku mukutu guno wansi:https://dairycow.farmcourses.com/«

N‘ente ekyasinze okuvaamu amata tesobola kuvaamu nga bwesubirwa nga ndwadde nolwekyo okuzikuuma nga namu kikulu okusobola okuzivunamu.

Ente enamu ebeera n‘ebbugumu lya diguli 38 ku 39, amawugwe amalamu, nga essa blungi wamu n‘omutima ogukuba obulungi. Ensolo enamu erina okuba neddiba nga liserera, elya bulungi wamu nokunywa amazzi obulungi nga efuluma nga bwekyetagiisa, omusulo nga gulina langi entuufu era nga ebeera nezine wazo ssi kweyawula.

Obubonero bw‘obulwadde

Ensolo endwadde ziba tezagal kulya okugeza ensolo terira ddala oba okunywa era nga olwooya lusituse ku ddiba.

Okukendeza amata okugeza amata agakamibwa gakendera, ebeera yoka era bweba etambula nendala, endwadde esigalira emabega.

Sick animals also have a dry muzzle and in most cases have issues with their digestive system which causes diarrhoea or constipation.

Ensolo endwadde era ziba nemimwa emikali nga ebiseera ebisinga ziba nobuzibu mu kulya ekivaako okuddukana oba olubuto okwesiba. Okukolola singa obulwadde bukwatta amawugwe era nokussa obubi.

Okukebera ente endwadde

Bwolaba nga ensolo ndwadde, webuuze ku byafaayo byaayo ebyobulwadde okugeza ddi lweyatandika era yamala bbanga kki n‘obulwadde. Gyekebejje yona, wesula, omutima namawugwe.

Nga omaze okwekebejja, kola okukebera okwenjawulo nga owandiika olukalala lwebyo byona ebiyinza okuba nga kwekuva embeera gyolaba bwobadde okola okukebera okwawamu. Nga omazze kino, kola okukebera okwesira nga kati osazaamu endwadde paka lwosigala n‘endwadde bumu obuluma ente olwo n‘obujjanjaba.

Bwoba tewekakasa bulwadde kki, webuuze ku musawo webisolo.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:44Ensolo endwadde ebba teyagala kulya.
00:4501:14Zikenddeza ku bungi era zibeera zokka.
01:1502:05Emimwa emikalu wamu n‘obuzibu mu kulya.
02:0602:20Okukolola, obuzibu mu kussa obulwadde bwebuba bukutte amawuggwe.
02:2102:47Okujjanjaba obulwadde, manya ebyayita byobulwadde bwekisolo.
02:4803:50Kola okwekebejja okwawamu kwova okukebera obulwadde kinoomu.
03:5104:07Bwoba tewekakasa ku bulwadde obumu webuuze ku musawo webisolo.
04:0806:19Obubonero bw‘ente enamu.
06:2006:29Okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *