Obulwadde bw’ente obuyitibwa Bovine Viral Diarrhea(BVDV)

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=ymwsPt82tSQ

Ebbanga: 

00:07:34

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2016

Ensibuko / Omuwandiisi: 

IDEXX Laboratories, Inc.
Obulwadde bwa Bovine Viral Diarrhea Virus bwebumu kubulwadde bwa Bovine obukyasinze okubeera nga bwabeeyi. Naye amaanyi okulinya BVDV kunfeete gasoboka. Omutendera ogusooka kwekusooka okumanya butya BVDV bw'ayingira eggana era butya obulwadde bwebusasaana.«
Obulwadde bwa Bovine viral diarrhea virus bulwadde okukwaata ennyo obukwaata ente kumyaaka gyonna.
Obulwadde bwa BVDV buleeta ebizibu mumbeera z’obulamu okugeza ente eziyina amawako bwezikwatibwa, zivaamu amawako oba okuzaala obuyana nga bufudde. Ensolo ezikwaatidwa ebiseera ebisinga zifuna ekiddukano, amabwa oba ebuzimba obuvaamu omusaayi. Obulwadde bwa BVDV bumalamu omubiri gw’ekisolo ekirwadde amaanyi nebuguletera okulumbibwa enddwade enddala nga ekiddukano. Obulwadde bunafuya ekisibo nebukendeeza kubiva munte saako n’okukendeeza kumagoba.

Ebika by’obulwadde

Obulwadde bwa Bovine viral diarrhea virus bwabika bibiri kwekugamba transient ne persistent. Obulwadde ekika kya Transient buwona mangu, ekisolo kiba kisiiga nga ky’akakwatibwa naye bulijo kiwona nekifuuka ekitakwatibwa bulwadde bwa BVDV bulala byonna.
Mubulwadde bwa Persistent, ensolo bulijo ziwangaala nekirwadde kya BVDV era kisigala kikwaata. Bwonna ebisolo ebiyina ekirwadde kya persistent bizaalibwa nakawuka era ante obuyana obulwalidde ddala bubeera bunafu era nga bulwadde naye ate obumu busobola okulabika nga obuli obulungi.

Entangira y’obulwadde

Obulwadde bwa Bovine viral diarrhea busobola okuyimirizibwa wokka nga ensolo ezirwalidde ddala nga zitegerekese nga bukyaali era nezigibwaawo nga tezinalwaaza nddala.
Enkola ez’okutangira obulwadde zisobola okuyamba okuyimiriza ekirwadde kya Bovine virus diarrhea okuva kukukebera n’okwawula era n’okugaana ensolo enddwade wamu nenamu.
 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:56Obulwaddde bwa Bovine viral diarrhea bukwaata nnyo.
00:5701:55Obubonero obulaga obulwadde.
01:5602:12Obulwadde bwa Bovine bulina ebika bibiri.
02:1302:38Ekika kya transient Bovine kiwona mangu.
02:3904:04Ensolo erwadde obulwadde bwekika kya persistent bulijo ziwangaala nekirwadde kya BVDV.
04:0506:10Ensolo okubeera nga ziyina ekirwadde ekika kya persistent singa ziba z'azalibwa n'ekirwadde.
06:1107:10Okukomya okusasaana kwekirwadde kya Bovine Viral diarrhoea.
07:1107:34Okufundikira

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *