» okukaza n’okutereka ekirime kya Basil«
Nga engeri y’okwongera obulamu ku nva endirwa, okutereka kukolebwa nga weyambisa tekinologiya omwangu okusobola okukuwanira ekimala.
Ekirime kya Basil ekiteekebwa mu bushera n’eby’okulya ebisala omukuto, sooka okikungule, okyoze, okongoleko ebikoola oluvanyuma okiteeke mu sigiri (oven) ogiwe omuliro oguweza 195 degrees centigrade okumala eddakiika 45. Bw’omala, kiggye mu sigiri (oven) era okisekule.
Okusunsula ekirime kya Basil
Teeka ensaano y’ekirime kya basil mu kakebe nga weyambisa akazindaalo n’oluvanyuma oteeke ejjiiko yakyo mu birungo ebipya