»Okukola omuzigo (cheese)okuva mu soya«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.accessagriculture.org/making-soya-cheese

Ebbanga: 

00:08:55

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2020

Ensibuko / Omuwandiisi: 

DEDRAS
»Mu katambi kano, tugenda kulaba engeri y‘okukola omuzigo gwa soya ogw‘omutindo. Ku lw‘omuzigo gwa soya ogw‘omutindo, waliwo emitendera mukaaga egyokugoberera; londa, wewa era olonde empeke ez‘omutindo omulungi, nnyika soya mumazzi amayonjo ngabwomukyusa buli kadde, sseesa empeke mu kuuma, kamula amatta ga soya, ffumba amata gasoya ojjemu omuzigo.«

Omzigo gwa soya kyekitole kya mata ga oya. Omuzigo ogwomutindo gubaamu protein mungi era gweyambisibwa ng‘emere eri abantu n‘ebisolo, era gugimusa n‘ettaka. Cheese guva mu mpeke za soya ez‘omutindo ogwawaggulu.

Sooka olonde empeke za soya ez‘omutindo omulungi. Okuva bw‘eziri nyangu okukolako era nga zagalwannyo bakasitoma. Ku kino tuzzaako okuwewa, okuzironda nojjamu ebituntu omutali soya nga bwojjako akasusu akokungulu akali ku soya.

Soya n‘amazzi

Yiwa ensigo mu ssefuliya, mu kkiro emu eya soya gattamu liita 4 eza mazzi omunnyike okumala essawa 12-18 mu kifo ekiyonjo okwewala ebituntu okumuyingiramu. Wabula, kyusa amazzi oluvannyuma lw‘essaawa 3-4 era ojjemu amazzi nga weeyambisa akasengejja oba ekisero.

Twala empeke okuzisa era okebere empeke oba zisiddwa bulungi, gattamu amazzi matonotono okusoboesa okusa oluvannyuma kkungaanya omuzigo mu kintu ekiyonjo.

Okukamula amata ga soya

Weekakase obuyonjo ng‘onaaba mungalo, ebikozesebwa era otabulemu kiro emu ey‘omuzigonmu liita 7-8 eza mazzi.

Yawula amata ga soya n‘olugoye oluyonjo oba obusawo bwa ppulasitiika obuluke okungaanye amata mu kintu ekiyonjo. Weekakase nti omuliro gwaka bwoba tonnatekako mata nga bwotabulamu buli kadde okuziyiza amata okuyiika mu kyoto. Mpolampola gattamu amazzi agayisiddwa okuva mukasooli okutuusa amata lwegakwata ekitole, woza era ogattemu ebirungo okusobola okwongera ku buwoomi. Mu kumaliriza amata agakutte ekitole ye soya cheese. Ono asibwa mu lugoye okukamulamu omuzigo ogusibwa mukasengejja okufuna ekigero ekituufu. Ebigero bino bisiigibwa langi ez‘obutonde.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:14Omuzigo gwa soya ogwomutindo gulimu proteins, gugimusa ettaka n‘eguleeta n‘ensimbi.
01:1501:20Okukola omuzigo gwa soya ogw;omutindo.
01:2102:02Okuwumbawumba emitendera emikulu.
02:0303:25Londa empeke za soya ez‘omutindo, ziwewe, zironde, ojjeko nekikuta ekyokungulu
03:2603:49Yiwa empeke za soya mu ssefuliya, gattamu amazzi ozinnyike mu kifo ekiyonjo.
03:5004:15Jjamu amazzi mu soya annyikiddwa, otwale osemu kyuma.
04:1604:21Kkungaanyiza omuzigo mu kintu ekiyonjo
04:2204:25Okukamula amata mu soya.
04:2605:21Weekakase obuyonjo, tabula ensaano ya soya gyomaze okugoya namazzi amayonjo.
05:2205:43Yawula amatta ga soya, kkungaanyiza mu bintu ebiyonjo era weekakase nti omuliro gwaka.
05:4406:16Ffumba nga bwotabula buli kadde. Ggattamu amazzi agavudde mu kasooli anyikiddwa (fermented maize water).
06:1706:36Nyogoza amata, ogattemu birungo (omunnyo, kamulali, n‘entangawuzi). Amata ag‘ebitole gwemuzigo (cheese).
06:3707:07Kamulamu amazzi okattire omuzigo mukasengejja.
07:0807:24Ggatamu langi y‘obutonge mumuzigo.
07:2508:55Okuwumbawumba.

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *