Okukuuma ebibira byaffe

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=Mq178sS44co

Ebbanga: 

00:04:41

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2021

Ensibuko / Omuwandiisi: 

Agripreneurship Academy
Ekigendererwa kyolutambi luno kwekunyonyola omugaso gw'ebibira, engeri abantu gyebabimazewo, wamu n'engeri okusanyawo ebbibira gyekwongera ku nkyukakyuka mu mbeera y'obudde. Olutambi luno lulambulula engeri ebibira gyebiri ebikulu eri ebintu byona ebirina obulamu kusemazinga era nabutya emirimu gy'abantu gyegikosa embeera y'obutonde eyokwegendereza.Lunonyola butya ebibira gyebiwamu abantu ebikolebwa ebyobutonde ebilabika n'ebitalabika nabutya okusanyawo ebibira gyekwongera ku nkyukakyuka mu mbeera y'obudde.

 Nga enkola eyokuwangaaz obutonde, okusimba emiti kukolebwa kulwebirungi ebyenjawuilo ebirimu. 

Ebibira bikulu eri ebitonde  ku nsi kubanga biwa ekibezaawo obulamu bw’abantu, biwa ebintu bingi amaka, okubera empagi mu lujjegere lw’amazzi, ettaka ne Crabon. Ebibira birina emirumu egirabika n’egitarabika mu butonde. 

Okuwangaaza ekibira

Kubanga kikulu eri okuberawo kwebirina obulamu ku nsi, ebibira  biwa abantu embeera enungi era nga maka eri ebintonde bingi, mpagi mu lujjegere lw’amazzi, ettaka ne Carbon. Ebibira birina emirumu egirabika n’egitarabika mu butonde, muvaamu emiti, emere n’eddagala. 
Mu ngeri yemu, emiti kikosa emirimu gy’obutonde eri ensi n’amazzi, okuzaawo obugimu mu ttaka, okutangira okuluguka kw’ettaka wamu nokutereka Crabona. Emiti gisanyizibwa okuzimba , okukola empapula, enku, okulima, okulunda wamu nokuzima ebibuga. 
Ekisembayo, nga okusanyawo emiti kwongera ebintu 10% ku mukka ogufumulwa mu bbanga, okusanawo kw’ebibira kwongeza ku nkyukakyuka mu mbeera z’obudde wamu n’embeera eyitiridde 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:41Ebibira bikulu eri ebitonde byona ku nsi.
00:4200:51Biwa abantu embeera enungi era nga maka eri ebintonde bingi.
00:5201:05Bikulu mu ntabula y'amazzi, ettaka ne Carbon.
01:0601:47Ebibira birina emirumu egirabika n'egitarabika mu butonde.
01:4801:59Maka ga bimera wamu n'ebisolo.
02:0002:05Ebibira bituwa emiti, emere n'eddagala.
02:0602:27Biyambako mu kukwasaganya emirimu gyobutonde.
02:2802:53Emiti gisanyizibwa okuzimba , okukola empapula, enku, okulima, okulunda wamu nokuzima ebibuga.
02:5403:12Okusanyawo emiti kwongera ebintu 10% ku mukka ogufumulwa mu bbanga.
03:1303:51Okusanawo kw'ebibira kwongeza ku nkyukakyuka mu mbeera z'obudde wamu n'embeera eyitiridde.
03:5204:13Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *