Amaggi gebyenyanja amabi gavaamu obwnyenyanja obubi. Ebyenyanja bisobola okulundibwa mu bidiba, mu pipa oba mu bukebe obuwanike, mukidiba enyanja oba olukalu. Okukendeeza ekabyo mu byenyanja naddala nga byakatuuka okwongera ku makungula.
Okukendeeza ekabbyo mu byenyanja kyongera ku makungula nolwekyo, bwoba oliisa ebyenyanja sooka owe obuto olwo odde ku bikulu. Okugatako, kikulu okuleeta ebyenyanja ebiramu nga bigumu kino kisoboka bwonisoma mu butambi nga tonagula. Ebbugumu ly’amazzi lireeta ekkabyo.
Okwewala ekkabyo mu byenyanja
Kakasa nti ebbugumu ly’amazzi nga otambuza ebyenyanja bwosaako nokubinaaza mu mazzi amalal agalimu omunnyo olumala edakiika 5-10okwewala ebiwuka. ERa ebyenyanja obiriise emere nga embeera yona eterdde era nga ebyenyanja byona byetegefu okulya.
Okwongerako, kakasa nti ofaayo nga obiwa emere obutadugaza mazzi. Okugatako, wewale okulundira ebyenyanja ebitenkana bululu wamu era sookanga kuliisa bito olwo oliise ebikulu.
Ebipimo by’amzzi ebituufu osobola okufuna bwotukirira abaluuza ebyenyanja.