»Okulima Kawo«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=6nEVjzI5v2s&t=111s

Ebbanga: 

00:09:07

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2010

Ensibuko / Omuwandiisi: 

IICD.org
»Akatambi kebigobererwa kano kalaga emitendera mu kulima kawo okusiinziira kunkola mukuteekateeka ettaka– okusiga–okukungula. kitekedwa okuba nga kyabakozi, ebibiina bya faamu oba abayizi b‘eby‘obulimi n‘obulunzi«

Kawo mere erimu ebirungo ebizimba wamu n‘okukuza omubiri ekozesebwa nga emere y‘ebisolo wamu n‘okujamu ensiimbi era mungeri yemu ebikoola biriibwa nga enva endiirwa.

Mukuyita mumitendera egigoberera mukulima kawo ofuna amakungula mangi naye ate kyankizookufuyira ekika ekirumbibwa amangu obuwempe ku mirundi ejenjawulo okugeza enaku 14 ku 20 oluvanyuma lw‘okusiga kino kigobererwa enaku kumi oluvanyuma lw‘olufuuyira olusooka n‘ekisembayo enaku 10 oluvanyuma lw‘olufuuyira olw‘okubiri. Okw‘eyongerayo kawo akula bulungi mubiseera bw‘enkuba wakati between wa 500mm- 1200mm. ezikula amangu zikuliranyo mu biseera bw‘enkuba eri wansi wa 500mm buli mwaaka.

Emitendera mu nkula

Teekateeka ettaka nga oyita oba mukusaawa, mukwookya oba kasasiro bwaba muzito fuuyira okusobola okutta omuddo ogumeruka ozeeko okukabala n‘okukuba amavuunike kulwenimiro etaliimu mafunfugu ol‘okukula kw‘emirandira okulungi okwongerezaako sengeka ebirime okusinziira ku bika byaabyoadditionally okw‘ongera kwekye nyika ensigo okuyita mu kiro kulw‘okumera okulungito, siga esigo 2 – 3 mubuli kinya mubuwanvu bwa 2- 5 cm okusobola okumeruka era tiraolekewo ebimera bibiri era okoole emirundi ebiri kwekugaamba sabiiti biri oluvanyuma lw‘okusiimba era sabiiti 4 – 5 oluvanyuma lw‘okusiimba okusobola okukakasa enimiro enyoonjo n‘okukendeeza obungi bwekiruungo.

Tangira ebiwuka n‘enddwade nga oyita munkola ey‘eddagala oba etali yaddagala okusinziira ku kika kya kawo kitegeeza kyongera obungi bwa makuungula okugeza kukika ekilwaawo okukula fuuyira emirundi egitali gimu olw‘ebiseera ebimuli mwebimulisiza ebitali bwebimu, era okukungula kuyina okukolebwa nga eminyololo gikuze bulungi era nga gikaze okusinziira ku kika kubaanga kawo akula okusinziira ku kika mukiseera ekyenjawulo nekisembayo eminyololo egitagasa, longoosa ensigo era ozaawule kubisusuunku okuyita mukuwewa.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:39Emigaso gy‘akawo.
00:4001:07Ebimera eby‘emere, emere ekuza wamu n,okuzimba omubiri,emere y‘ebisolo, ebyensiimbi wamu n‘okozesebwa nga enva ediirwa.
01:0802:00Kawo akula maangu mubiseera by‘enkuba, ettaka erikuuma amazzi ery‘ekiwuga nkofu ery‘omusenyu oba ery‘ebbumba.
02:0102:42Teekateeka ettaka nga oyita mukusaawa, okw‘okya, okufuuyira,kabala era tema amavuunike
02:4303:56Siga ensigo okusinziira ku mabanga agalagirwa okusinziira ku kika ky‘ekimeraSow.
03:5704:20Nyika ensigo okuyita mu kiro era osige ensigo 2 - 3 buli kinya, tira olekewo ebimera 2.
04:2105:09Siga ensigo mubuwaanvu bwa 2- 5cm era okoole emirundi ebiri.
05:1007:47Ziyiza ebiwuka wamu n‘enddwade okuyita munzijanjaba ey‘okukozesa eddagala n‘etali y‘akukozesa ddagala.
07:4808:20Kungula nga eminyololo jikuze bulungi era nga gikaze okusinziira ku kika kya kawo.
08:2108:30Eminyololo egitagasa , longoosa ensigo era ozaawule ku bisusuunku.
08:3109:07Kusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *