Okulima muwogo ekitundu 2

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=PROmwwjUsOQ&t=21s

Ebbanga: 

00:05:26

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

royaldreamtv
»«

Muwogo akula bulungi mu bifo ebyolukalu, waliwo ebikubirizibwa okukola nga bimuyambako okukula obulungi. 

Muwogo asumbuyibwa nnyo omuddo nga gumukonya kubanga gutereka ebiwuka n’endwaade wabula bwoba omukode bulungi buli wiiki 3 ku 4 nga wakamusimba nodamu ku wiiki 12 nomaliriza ku myezi 5-6 kiyambako okukendeeza ekizibu kino. Waliwo ebiwuka ebyenjawulo okugeza amayanzi, enkuyege, meaylybugs wamu n’amafukuzi kwosa endwadde nga cassava mosaic, anthracnose ne kiwotola. 

Ebyetagisa okukula

Kakasa nti okoola bungi okwewala okuvunganya ku biriisa, amazzi, omusana wamu n’ekifo bwomala otekemu ekigimusa kya N:P:K 15:15:15 okwongera ku nkula wamu n’amakungula kubanga kikubirizibwa okukozesa ebigimusa ebyobutonde kubanga byongera ku bugimu muttaka  n’okutereza enkula y’ettaka wamu n’obusobozi okuvaamu ekingi ddala. 
Okwongerako, tangira ebiwuka nga okozesa emiti egigumira embera, ensingo enyonjo mu ntandikwa yokusimba, emiti emigate wamu nokulwanyisa endwadde nga osimba ebika ebiguma, emiti egitalina bulwadde londa ensigo okuva ku matabi mukifo gyekikolo, okusimba amanguokwewala okusanga obuwuka nga bwaludde nnyo, okulambulanga enimiro oluberera nogyamu ebirwadde n’ekisemabyo okutangira ebiwuka okusobola okufuna ekinene mu hacatre. 
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0000:21Mu bifo ebifuna enkuba enyingi emiti gisimbe buwanvu ate mu bifo ebikalu ogyebase.
00:2202:06Tangira omuddo nga ogoberera entekateka y'okukoola nga okosesa emikono oba eddagala.
02:0703:34Tekamu N:P:K 15:15:15 mu bungi bwa 400-500kg buli hactare ku wiiki 8 nga omaze okusimba.
03:3503:47Tekamu nnyo ebigimusa eby'obutonde
03:4804:19Tangira ebiwuka eby'amanyi nga amayanzi, enkuyege, mealybugs n'amafukuzi
04:2005:06Tangira endwadde Cassava mosaic, anthracnose ne kiwotola
05:0705:26okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *