Okupika emipiira ku faamu

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=Rnv8HVy__zA

Ebbanga: 

00:03:12

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2018

Ensibuko / Omuwandiisi: 

CEAT Speciality Tires USA
»Emipiira egipikiddwa obulungi kyankizo mu bulimi byona, eri emirimu gy'amakolero oba egy'obulimi. Beera ekigere kimu mumaaso mu bizinensi y'emipiira oyige okukendeza kukugezesa era pika emipiira okuviiraddala kuntandikwa.«
 Kulw’okubeera ebikozesebwa eby’anguya emirimu gya faamu, embeera y’emipiira gy’abyo esalawo obudde bw’okumalirako omulimu, omutindo gw’omulimu wamu n’obusobozi bwemotoka kumulimu ogukolebwa.
Emipiira gy’ebikozesebwa ku faamu gyiteekebwa ku motoka okusinziira ku kika ky’omulimu ogugenda okukolebwa kubudde obyo era n’ekika kyettaka erigenda okulimibwa. Mukupika emipiira, kakasa nti tusigala mumaaso g’alupanka.

 

Endabirira y’emipiira

Mukupika emipiira, bulijo kozesa akatimba akokweekumisa ku nimiro, sigala mubanga erimala era beera mugumiikiriza eri eddoozi lyona nga oli mukupika omupiira nga weyambisa ebomba ezipika. Yambala engoye ez’okwongera kubukuumi era kulw’okupika okulungi kebera ekifo ky’akatima nga tonaba kut’ekawo kitimba eky’ekyuma.
Genda mumaaso nga ojako empiso, nyweeza akatima era okebere endagiriro y’omukozi mukupika emipiira. Ekisembayo kakasa nti emipiira giba giwoze nga tonaba kugipika era osibe akatima.
Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:07Bulijo kozesa ekitimba eky'ekyuma mukupika emipiira.
01:0801:19Nga oli munimiro, w'ewe ebanga erimala nga opika.
01:2001:30Faayo eri okuleekaana kwona mukupika emipiira era kozesa ebomba epika.
01:3101:35Yambala eby'okwekuumisa okwongera kubukuumi.
01:3601:45Kebera ekifo ky'akatima nga tonaba kut'ekawo kitimba eky'ekyuma.
01:4601:53Jamu empiso mukatima era onyweeze akatima.
01:5402:12Kebera endagiriro y'omukozi kukipimo ky'omukka mukupika emipiira.
02:1302:34Kakasa nti emipiira giba giwoze nga tonaba kugipika era osibe akasaanikira k'akatima.
02:3503:12Mubufunze

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *