»Okussa akawunga ka muwogo«

0 / 5. 0

Ensibuko:

https://www.youtube.com/watch?v=LY-vKbt5lQw

Ebbanga: 

00:06:41

Omwaka gwe yafulumizibwa: 

2010

Ensibuko / Omuwandiisi: 

obedkofi1
»Akatambi kanno kawagiddwa IICD«

Muwogo alimibwa nnyo buli mwaka mu biffo ebirimu enkuba olw‘ekiriisa kyalimu ekiwa omubiri amannyi.

Muwogo asimbibwa nga weyambisa emitti era akula bulungi mu ttaka ery‘enjawulo ne mu mbeera z‘obutonde ez‘enjawulo.Asobola okusimbibwa yekka oba osobola omutabinkiriza n‘ebirime ebirala nga kasooli,ebinyebwa,enva endiirwa n‘omuceere ogukulira waggulu.

Mu kussa akawuunga ,muwogo akunguddwa asunsulwa mu ngatukozesa amaaso gaffe netujjamu oyo abeera yayononeka.

Olumalaa ekyo,muwoggo awattwa era nayozebwa bulungi mu mazzi agatukula.

Okuwalakata n‘okukaatusa muwogo

Muwogo awatiddwa akendezebwa mu bunenne nga tumuwalakata. Ekyuma ekikuba kiikozesebwa mu kussa ensaano ewewera era eri ku mutindo.

.Muwogo awalakatiddwa atekebwa mu bukutiya era nasibwako. Obukutiya obusibiddwako bunyigibwa amayinjja oba okozesa ekyuma ekinnywa amazzi okujjamu amazzi agasusse ookumala ennaku 2 ku 3 nga w‘akaatuuka.

Okukalirira n‘okutereka muwogo.

Entuumo yamuwogo ejiddwamu amazzi era nga e kaatuuse bulungi,ekolwamu obutuumo obutono nga tukozesa engalo wano ebikaluba byonna bijibwamu

Entuumo era ojisa mu kalobo ak‘ekyuma era n‘ojikalirira

Akawuunga ka muwogo akawedde kateekebwa mu bukutiya.Obukutiya bunno buteekebwa ku loole nebutwalibwa mu katale oba ne buterekebwa.

Okugoberegana okuva ku Okugoberegana okutuuka ku Ekinnyonnyola
00:0001:06Muwogo alimibwa nnyo buli mwaka mu biffo ebirimu enkuba olw‘ekiriisa kyalimu ekiwa omubiri amannyi.
01:0701:45Asobola okusimbibwa yekka oba osobola omutabinkiriza n‘ebirime
01:4602:03Mu kussa akawuunga ,muwogo akunguddwa asunsulwa mu ngatukozesa amaaso gaffe netujjamu oyo abeera yayononeka.
02:0402:24Muwogo awatibwa
02:2502:44Muwogo awatiddwa ayozebwa bulungi n‘amazzi agatuukula.
02:4503:20.Muwogo awatiddwa akendezebwa mu bunenne nga tumuwalakata.
03:2104:25Muwogo awalakatiddwa atekebwa mu bukutiya era nasibwako. Obukutiyabunyigibwa okujjamu amazzi agasusse okumala ennaku 2 ku 3 nga w‘akaatuuka.
04:2604:49Entuumo esengejjerwa olwo ebikaluba byonna nebijibwamu
04:5005:25Entuumo ekalirirwa mu kalobo ak‘ekyuma ku muliro.
05:2606:03Obuwunga bwamuwogo bupakirwa mu bukutiya era nebuteekebwa ku mmotoka okubutwala mu katale oba okuterekebwa.
06:0406:41Okusiima

Laba vidiyo ey’ebweru

Bw’onyiga ku link eno wammanga oba play button ojja kuva mu FO Video Library n’okyuka ku mukutu ogw’ebweru!

Lekawo okuteesakwo mu bumpi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *